CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:EBIYIMBIBWA ENNAKU ZINO
#6198
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EBIYIMBIBWA ENNAKU ZINO 11 Months, 2 Weeks ago  
Phad olwaleero tujja kukkiriziganya kukino kyoyogera kuba ebiseera ebisinga onkyankalanya . Back to the point nze mbadde nenjoyinga oluyimba lwa Sean Paul olwa regalize it nga siruwanga kiseera kuwuliriza kyagamba newabaawo mukwaano gwange eyali anyinnyonyola luno olukutte abavubuka omubabiro olwa Sanja Olwa soldier- boy mbu superman ho nze nnali nyumirwa kidongo naye bwebanyinyola byebayimbako nagamba nti nnyabo, kyokka nga teluggwa kumasomero kati ngezaako okuwuliriza amakulu era bwegatantuuka ndugoberawo
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7446
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 934
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EBIYIMBIBWA ENNAKU ZINO 10 Months, 2 Weeks ago  
Waliwo oluyimba olwafulumye EMBOOKO by Master Blaster,mubutuffu bwoluwuliliza tolema kwebuza oba abantu bagudde dalu oba ennaku zino abaana byebayiga mumasomelo.Kuba omuyimbi ono ali watuka nabanga asaba tikya(teacher) amulonde okuta ekibuzo mbu embo embo...teacher embooko,enfu enfu...teacher enfuffu,omusi omusi..mbu omusingi nebilala bingi nyoo.Yiyiyiyi okuyimba nga kufuse okuyimba,naye ekidongo kyo nakikonedemu.



Eyandiyagadde okuluwuliliza lusange ku www.musicuganda.com homepage.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#7462
Musisi (User)
Baby Forum Member
Posts: 27
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EBIYIMBIBWA ENNAKU ZINO 10 Months, 2 Weeks ago  
Banange ndowooza nti oyo Master Blaster alina emitawaanagye kububwe yenyini. Oba alowooza nti bwayimba enyimba bwezityo ayinza okufuna sente ezisingako ne nfuufu! gyayimba? Banange oyo mumusonyiwe kubanga ndowooza byakola tabimanyi anti ate kiyinzika okuba nti omutwe gwe awo wegukoma okulowooza! Naye okumutegezesa nti mumusonyiwe olwo oluyimba lwe mulugalirewo emizigo luleme kuyingira mu nyumba zamwe, muluboyikotinge temulugula !!!

Naye ye Web master wa musicuganda.com ali luddawa? Yali awulidde ku kigambo ekiyitibwa obuvunanyizibwa? Music eri ku internet tewulirizibwa bantu bakuze (adults) bokka naye nabaana abakyali abato bagiwuliriz!!! NAYE MWE BANAFFE OKWAGALA OKUFUNA DOLAR EZAMANGU KUJJA KUBASUDDE EDDALU ERA KUJJA KUBATTA ANTI MULI KUMPI NAKULYA NKWE MU BAZADDE BAMWE. TEMULI NABAGANDA ANTI BWEMWALIBADDE ABAGANDA ENSI YAMWE BUGANDA YO MWAGYIRYAMU DDA OLUKWE!



TAX
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7464
rambuka (User)
Expert Forum Member
Posts: 643
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:EBIYIMBIBWA ENNAKU ZINO 10 Months, 2 Weeks ago  
no good what can we do to stop such?
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
peace
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement