CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Obuganda tebukyalaba bantu kyenkanyi? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Obuganda tebukyalaba bantu kyenkanyi?
#1793
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obuganda tebukyalaba bantu kyenkanyi? 1 Year, 3 Months ago  
Abakyala abo abali mu bufumbo basala batya emyaka eri ba bba baabwe? Bagenda okubawasa nga tebamanyi myaaka emeka gyebalina?

Yye abaffe, okukkiriza kwaffe olwo kuli ludda wa? Kuba kati olwokuba Buganda eri mu buzibu n'olwekyo ekkirizibwa okubeera nga tekyali na Buganda? Kati abantu abakula bwebanamala okukyaama bonna,nga bakyakuwulira ebituufu? Nga bwekiri kati already, abasinga tebatembeka! Ate balowooza bamanyi bingi okusinga ensi yonna. Olwegyo emyeewano gyabayimbi ne bannkatemba. Balowooza ensi yaonna eri kku bbo efitina, "teyagaliza." Gyoba nti balina ebiraalo byente. Messages eziri negative nyingi nnyo, OBuganda butabufu!! Nga mukyalimu amaanyi mutandike abalina kyebamanyi okuyonja ekintu. Obuteerevu obwo bwenyini yeyali, yegenda okubeera, era yetweekwa okubeera bulijjo enjawulo y'oBuganda nebirala. Kirinde kiggweyo afumita mukira.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#1811
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obuganda tebukyalaba bantu kyenkanyi? 1 Year, 3 Months ago  
Kati nno waliwo oluyimba omwami omu lwayimba olugamba nti "Abaana bo basanyuse." Mbu kubanga bwolifa nga babagobaganya. Mbu bawe balye kubanga bwolivaawo tebalifuna naye balikkuta okumanya nti wabagala. Naye ddala butasiima bwa kika ki obwo? Omuntu ayinza atya mu nsi efuddemu abazadde abato millions era nebaleka abaana millions, omutali institutions za government zirabirira baana nga bano, okuyimba enyimba bwezityo? Majority yabaana abasinga obungi basoma bambala era balya! Essira telyandigenze ku kwebaza kwabo abaleezi abalungi okusinga okutandikira ku batono abeyeyisa obubi? Amawanga gano gajjudde abantu abaweerera abaana abo abaviibwako bakanywa birezi, bangi kubo tebazalanga nako. Yye alabika noyo omuvubuka omuyimbi yali mwana mubi, kubanga omwana omuteefu naye muzibu okubulwa addukiiriira. Abazadde bakuume abaana nga obwedda, bave ku kezaala kekombereera. Eri Abaganda abaddala, Omwana wa muganda abeera mwana wo. Nammwe abaana muyige okusiima, okwekubagiza okuyitiridde tekulina kyekuyamba, nokuloowoza nti mmwe musinga okulumwa okusinga abaazala nabazalibwa ne bazadde bammwe. Ebukojja banjagala nga adda ku nyoko waali!!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement