CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Ssenga Wa Bukedde Awerebwe! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Ssenga Wa Bukedde Awerebwe!
#1068
cusar (User)
New Forum Member
Posts: 2
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ssenga Wa Bukedde Awerebwe! 1 Year, 3 Months ago  
Kati nkutegedde nti naawe okirizza nti Ssenga si mubi naye ali mu lupapula olukyamu ekitegeeza nti byawandiika bilungi naye mwe bifurumira we wakyamu.Ekyo bwe kiba bwe kity, then awo afune olupapula olulwe oba magasine eyiye kuba naawe okkirizza nti byawandiika waliwo bangi ababyala naye babifunire mu katabo kalala si mu Bukedde.Ekyo kitegeeza nti ebika bibeere mu magasine kati wano mu bukedde muberemu ebisomeka abantu bonna.Biri ebika bibeere awalala.Naye lwaki ba editir ba bukedde bo babikiriza okufuruma, abo nabo baakoola ensobi nabo bagambeko.Naye ebya ssenga bwe binagenda mukatabo ka bakulu bijja kunyuma nnyo ddala.Kuba ddembe lya buli muntu okusoma kyayagala bwe kiba mu kifi oba mu katabo akatuufu.Ssenga awo genda mu maaso owandiike byoyagala kuba bangi abagala okubisoma naye si mu mawulire agasomwa abato naye biteeke mu butabo bwa bakulu kuba bangi babyagala nnyo ddala ate birungi nnyo ddala ete biyiriza nnyo ddala era bijja kuyamba abagalana bangi ddala.webale mnnyo ddala.Mukama akukuume er wangala nnyo ddala. Ababadde bagamba nti cusar yadduse nedd ,cusar abadde busy nnyo kuba akola nnyo ddala.Tulina okuyambagana.Akuume.cusar
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#1092
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ssenga Wa Bukedde Awerebwe! 1 Year, 3 Months ago  
Cusar abeewo eh, Meli abeewo eh, connect ebeewo eh, Senga mu mawulire aveemu eh, akole ekitaabo abeewo eh, nabaana babeewo eh, n'okubaawo kubeewo eh!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#1901
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Ssenga Wa Bukedde Awerebwe! 1 Year, 3 Months ago  
Amawulire gayamba abaana okugaziya olulimi

Abaana bwe baweebwa omukisa okusoma ebintu eby’enjawulo kibayamba okugaziya olulimi lwabwe. Kino tekiteekeddwa kukoma ku bitabo byokka, wabula n’amawulire. Bano abaana baasangiddwa Wakiso nga basoma amawulire ga Bukedde.



Published on: Tuesday, 4th September, 2007



Awo Senga mmwe Bukaba Bulinzita yalagiddekoko nekifaananyi kya baana nga basoma amawulire, ndowooza nga ga Bukedde, ki muko gwe gwenyini ogulimu neleero abakazi ebeebuza lwaki bafumbo begatta ne ba bbaawe naye nga tebatukanga ku ntikko!! Kino kibambulira kya mukazi, wamu nabakubi bamawulire agatalina buvunayizibwa bwonna.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#1940
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Ssenga Wa Bukedde Awerebwe! 1 Year, 2 Months ago  
Buuza Ssenga ku Box 4211,K’LA



Situuka ku ntikko

NNINA emyaka 30 era ndi mufumbo, wabula okuva lwe nnatandika okwegatta situukangako ku ntikko. Kino kirabika kiyisa bubi baze. Ate ssaagala kumulimba nti mmaze. Kino kiva ku ki? Era nkole ntya?

ON e Kasangati



ABAKAZI bangi tebamala era kino kiva ku bintu bingi, gamba ng’okukyeraliikirira, okutya ebyokwegatta, munno obutamanya kunyumya kaboozi n’ebirala. Weetaaga okulaba omukugu w’ebyokwegatta akunnyonnyole ekiyinza okuba nga kye kikulemesa. Kuba 0772455645.



Nkole ki okufunda?

NNINA abaana basatu naye mpulira ndi mugazi nnyo. Baze ang’amba takyawoomerwa bisoobooza kubanga simunyweza nga bwe kyabanga.

TN e Kabojja.



NG’OLABYE n’ekizibu kino. Waliwo ensonga nnyingi ezireetera abakyala okugaziwa mu mbugo nga muno mwe muli n’obutatungibwa bulungi oluvannyuma lw’okuzaala, ate abamu oluusi tebatungibwa. Ekirungi nti osobola okuvvuunuka ekizibu kino singa olaba omukugu mu nsonga z’abakyala. Gendako e Naggulu Health Centre bajja kukuyamba. Ne mu ddwaaliro ekkulu e Mulago bajja kukusalira amagezi.





Published on: Tuesday, 4th September, 2007
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement