|
Aboluganda Gramutumba, Kyeyo, JBugonzi mbalamusizza. Nange siri mukadde nnyo mu kitundu, naye nasoma ko ku byemabega, nensanga nga mukulu Omuana oyo naye muyimbi, ate gubasaza mu kabu kamu ne chameleone. Kale nno sebageya bird nga nnamunye ali ku roof. Ekyo tekituugaana wabulakwogerako ggwe ate munnange.... Wabula yyo accident yabadde ya kabi nnyo bwetyo? Munnaffe kale Mukama yebale kulumuyisako!! Omanyi ebyennaku zino tekimala okulya enkoko yo, kyagala nogenda nolya ente yo! Ssi kweno ensena gyelusenamu.
Naye ate ndabyenga mmwe mukulu Gramutumba gwemutaddeko amanyi timba ku mbwa. Buli omu ayogeera okuva ku byayisemu. Nz nage ku bintu bingi ebiseera bingi ndabnga abntu abamaliira abiseera mu buntuntu, ate nga abasinga tuli bakoowu bazibu. Naye nze chameleon nnamuwa lease empya okukuba enyimba ezinkyakaza, okuva lweyakola obuntubulamu najja wano ku forum, neyemenya ensobi zamnyi nezatamanyi eri abawagizi be. He's is a genteman. Let's wish him a quick recovery. Kubanga tetulina makolero, tetulina masomero ga mutindo, nempiso tuzigula China. Bannaffe abasobola okutukoleera nga enyimba nemizannyo, tubawagire bbo bagira bakola nga naffe aba science bwetujja.
|