
Banange ekya JJ okuwanika okugulu mukamooli lol,kiyinza okusa Mike kubunkenke kuluno nebimulemelela JJ nayitilayo.Mwe mulowoza lwaki asilise takyogelako yye nga Mike.Omusajja yali ku buzibu bwamanyi ela ekilabo njagala akwaseko ebili nobugalo bwakwo kumi beddu.Oba 0mukyala yali ayambade atya?Naye mukubemu akafananyi nga yali musikati oba kateteyi...ndowoza kati awo mulaba Mike weyagya amanyi okwongela okunyweza okugulu

Yali ku ndaba kuki.Mike will always be our "HERO" mwe temulaba bweyatutasa ekiwubaalo?