Banange mbalamusizanyo mwena bakiise banange era nembebazanyo nyini okubezawo parliament ya connectuganda.
Kati banange nfunye amawulire okuva ku omu kuba kiise ba parliament yaffe omukukutivu nga gakwata kukugulawo Karibufm ekintu ekilungi enyo kubanga anti tweyongede okugaziya amalobozi ga ba na Uganda wamu ne mikutu mwetuwuliliziganya kale awo wenebaliza abo bonna abakoze omulimu ogwo wewawo tegunagwa bulungi.
Karibufm welcome to the internet waves!!!!!!!!!
Wabula ebyo byona nga byogedwa silema butebaza Senior connector Mike for showing and leading the way a big up 2 u man.
this is the link i hope u will like it thank u all.
http://www.karibufm.com/