CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Dating In The Diaspora (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Dating In The Diaspora
#7613
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Dating In The Diaspora 10 Months, 3 Weeks ago  
Kasimaggwa nange naleese kyakulabirako nti sikirungi mukwaano kkuziba maaso notosooka kukola biteekwa kusooka kuba bino bi tugira twebikka ekikubiro kyo ekiro ate bwebukya omukyaala nakyambala tebikyakola
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7620
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Dating In The Diaspora 10 Months, 3 Weeks ago  
Bannange mwebale nnyo kunfubirako. Mbadde sibaddamu kubanga mbadde Kyadondo. Nakomawo, babatumira. Kakati abasinga bankwasizza Daddy Tonto, yye nankwaasa Katonda, nneyanze. Bible ngisoma, era nawano wantumye nawo ngenda kugenda wo. Wabula namwenna abobusa nabawuulu, mugoberere amagezi gano, kubanga omulamwa gwaffe abakyakola dating mu Diaspora. Ate ggwe mwana wa Taata Abraham, toggwaamu maanyi, negwoyagala nebwaberako abalala naawe wetekeewo, ebyensi byonna bya kulwanyira.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#7652
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Dating In The Diaspora 10 Months, 3 Weeks ago  
Kalibattanya kulikayo e Kyadondo,yiii nga mwalaba nebula lya mafuta.Walese bali batya?Kulikilayo dala munaffe.Ozze namanyi nkulengela,omutuze Abraham omugumiza nti love eyokuvuganya aleme kugitya.Oli mutuffu awo anti the winner takes it all.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#7676
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Dating In The Diaspora 10 Months, 3 Weeks ago  
Munnange JJ nakomawo. Era ennaku ezo mbadde nzukuka nembuzabuzibwa, nga ndowoza ndi ka. Ebbula lya mafuta munnange lyatukolako, ate nga twalina emikolo. Naye nnaleka gazzemu okulabika, naye nga ffe ebbula limaze okutukamula. Mwanyinaze Abraham mugumizza lwa nsonga, nebweziba sente, ensi yonna ezetaaga. Naye tetupowa kugamba nti nnafuna ntya nga bangi abagala. Ku buli kimu, mu kufuba mwemuva obumativu, yadde ofunye yadde tofunye. Omanya nti nfubye.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement