CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Naye Buwala bwa kinyozi !!!!! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Naye Buwala bwa kinyozi !!!!!
#9376
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Naye Buwala bwa kinyozi !!!!! 6 Months, 1 Week ago  
Xaza bambi,u didnt have to...cause I had already quoted u naye ebyo bibaawo, tusongembele.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#9686
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Naye Buwala bwa kinyozi !!!!! 5 Months ago  
Mulamu alozezza ku sukaali wange n’amutenda obuka



BBA wa mukulu wange oluvannyuma lw’okundabirira anteze akamasu era okukkakkana ng’alozezza ku sukaali wange.



Ndi muyizi mu limu ku matendekero aga waggulu mu ggwanga. Bwe nnayingira siniya, baaba n’ansaba okubeera ewuwe nga gye nva nga nsoma. Bbaffe yanjagala nnyo era ng’ampa buli kye musaba omuli n’okunsasulira ffiizi.



Ne baaba kyamusanyusa nnyo era buli bbanga yamwebazanga olw’omutima omulungi. Ebigezo bya S.6 nnabiyita ne nfuna ekifo mu yunivasite era kati ndi mu mwaka gwakubiri.



Mulamu abadde ankyalira ate nga buli lw’ajja aneetikkira ebintu nkumu nga kw’atadde n’ensimbi enkalu. Wabula ate yang’aana okubuulira ku baaba ku bintu nga bino ng’agamba nti ayinza okulowoozaamu ebirala.



Nange obutayagala kufiirwa mbeera nnungi ng’eno bannange abasinga gye balimu, nnakkiriza kye yansaba. Jjuuzi yangulira n’essimu ey’ebbeeyi kyokka nayo ngikwata mu nkukutu kubanga saagala baaba agirabe.



Newankubadde bino byonna abadde abikola, musajja wattu abadde tansiinyangako kigambo kya laavu , okutuusa ku wiikendi ewedde bwe yankimye ku yunivasite n’ansaba tubeeko we tulaga.



Bannange bonna baabadde beetambulidde nga nze nfuuse omukuumi, era mulamu we yannonnedde yanzigye ku muguwa.



Emmotoka yagivuze agizza Jinja. Twatuukidde mu bbaala emu n’atandika okugula omwenge ne tusindisa bigere, era ndowooza gwe gwanzigye ensonyi ku maaso, n’okunteeka mu ‘muudu’.



Bwe twavudde wano twasibidde mu wooteeri emu gye twasuze nga twegiriisa.



Nnamukakasizza kubanga yampuubye emirundi egiwera ne ntuuka n’okukoowa.

Yalabise nga yawoomeddwa oluwombo lwange kubanga yansuubizza wiikendi ejja okuntwalako e Mbarara gye tuba tuliira obulamu.



Published on: Thursday, 3rd July, 2008



Email this article to a friend.









KAKATI BWEKATI BWEKASAZEWO OKWEBAZA MUKULU WAKKO EBILUNGI BYEKATUSEKO;NAYE OBA NAMWE ABAAMI MWABA KI????
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#9687
Mukwenda (User)
Baby Forum Member
Posts: 14
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Naye Buwala bwa kinyozi !!!!! 5 Months ago  
Kyoka bannange JJ, ate omusajja? Yamunywesa omwenge nga ka plan akamanyi bulungi nnyoo!!!!! Jukira yamugaana okugamba baaba we. Olukwe lwaliwo kuva dda!



Naye kituufu akawala ka 'gold digger'
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9689
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Naye Buwala bwa kinyozi !!!!! 5 Months ago  
Owaaye ekyokola tewali,kakabilye binakalakila ebintu binno bikolebwa naye Katonda tebimusanyusa,tewewunya nga bakomawo okuva e Mbarara netusoma nti ate bayingilide lukululana...anti empeera yekiibi....akyogelako siyakileta....sibusungu nno??
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#9691
Mukwenda (User)
Baby Forum Member
Posts: 14
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Naye Buwala bwa kinyozi !!!!! 5 Months ago  
Ate bayinza okudda nga owala alina omusika munda. Anti olusi ebibi bizaala ebirungi
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9693
kyakweera (User)
Baby Forum Member
Posts: 21
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Naye Buwala bwa kinyozi !!!!! 5 Months ago  
Naye bambi ensasula jeyasasudemu mukuluwe siyabuntu bulamu! Oyo omuwala mutemu yenyini!! Wade ye agamba nti abbanga lyamaze ne bba wa mukuluwe abade tamugambangako nti amwagala naye ebikolwa bibade byeyogerera. Kubanga waliwo abaami abatamanyi kukwaana nabigambo ngabakozesa bikolwa. Era newebatukide okugenda ejinja kano akawala kabade kamanyi ekinadiririra. Naye nze ndowoza nti omuntu alimumu omutima ogulumirirwa yali bade yayogerako dda nemukuluwe kunsong eno okuva lweyatandika okumutonera ebirabo ate namugaana okubulirako mukuluwe. Wano nange kambuuze nga FALA: Dala akawala kano kategeka okugenda e Mbarara ne mulamu wako?
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement