CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro
#10228
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro 3 Months, 2 Weeks ago  
Akatabo kano sinnakasomako, mu butuufu ndowooza abakawandika tebannakamala. Oba oli awo tebannaba nakukatandika. Naye ndowooza nti kakwaata ku Chatroom ya Connect Uganda nga Family Sunday Show egenda mu maaso. Abaami Mike Mulambuzi, Kanyerezi ne Mukyala Queenie nga baweereza emibimba, egirimu eddogo eriwaga abavubuka. Awo abaana nebalyooka banyumya emboozi eyabuli ngeri. Eyo gyennawulirira Pastor Aaaabama bweyagatta Gavin ne guest20 mu bufumbo bwokulukalala (online) okutuusa amasanyalaze oba internet connection bwezirivaako. Olulala Ndugwa nayalula abalongo abatazalibwanga. Naawe eyamanya byewamanya ku katabo kano, gaawe...
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#10234
mike (Admin)
Admin
Posts: 153
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro 3 Months, 2 Weeks ago  
Meli.... Muna'Buddu wanno wagambira nti ofuuse 'philosophical' nnyo!!!

Tugondezemu naffe tusobole okugoberera mu katabo kano k'otonasoma ate mpozi akayinza okuba nga tekannawandikibwa
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
*Olupapula si mupiira mwatu nti lunanuka nandilwongedeyo..... alogya omukwano tayogera bingi bwebiyitirira bifuuka bulimba* - Freda Ssonko.
Bannange mwebale nnyo omukwano. Mutuwadde ekirabo ekisinga byonna munsi eno. Naffe tweyama okubawereza n\'essanyu, okwagala n\'obumalirivu.
  The administrator has disabled public write access.
#10237
Alysha (User)
Life is what u make it.
Junior Forum Member
Posts: 84
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Female Location: North America Birthdate: 2010-12-24
Re:E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro 3 Months, 2 Weeks ago  
MELI, KATA ONZISE ENSEKO KUBA OLABIKA WAZE KWATULA BYAMA BYABANO KAKATI TOTUMALAMU MANYI KUBANGA OLINGA AGAMBA NTI EMBAGA ZA CONNECT ZIKOLERA KU MASANYALAZE.
OWANGE KABYESASIRE SIRINAGAKUTUKA MUTIMA
Meli wrote:
QUOTE:
Akatabo kano sinnakasomako, mu butuufu ndowooza abakawandika tebannakamala. Oba oli awo tebannaba nakukatandika. Naye ndowooza nti kakwaata ku Chatroom ya Connect Uganda nga Family Sunday Show egenda mu maaso. Abaami Mike Mulambuzi, Kanyerezi ne Mukyala Queenie nga baweereza emibimba, egirimu eddogo eriwaga abavubuka. Awo abaana nebalyooka banyumya emboozi eyabuli ngeri. Eyo gyennawulirira Pastor Aaaabama bweyagatta Gavin ne guest20 mu bufumbo bwokulukalala (online) okutuusa amasanyalaze oba internet connection bwezirivaako. Olulala Ndugwa nayalula abalongo abatazalibwanga. Naawe eyamanya byewamanya ku katabo kano, gaawe...
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
If nothing changes, nothing changes.
  The administrator has disabled public write access.
#10238
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 79
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro 3 Months, 2 Weeks ago  
Meli wrote:
QUOTE:
Akatabo kano sinnakasomako, mu butuufu ndowooza abakawandika tebannakamala. Oba oli awo tebannaba nakukatandika. Naye ndowooza nti kakwaata ku Chatroom ya Connect Uganda nga Family Sunday Show egenda mu maaso. Abaami Mike Mulambuzi, Kanyerezi ne Mukyala Queenie nga baweereza emibimba, egirimu eddogo eriwaga abavubuka. Awo abaana nebalyooka banyumya emboozi eyabuli ngeri. Eyo gyennawulirira Pastor Aaaabama bweyagatta Gavin ne guest20 mu bufumbo bwokulukalala (online) okutuusa amasanyalaze oba internet connection bwezirivaako. Olulala Ndugwa nayalula abalongo abatazalibwanga. Naawe eyamanya byewamanya ku katabo kano, gaawe...

Naye mwana watu Meli lwaki oyagala okutwala omulimu gwo mumbejja kanyerezi? kati ebilimbo bye byona obitandiseko ..... bwonabimalayo nga otandika kubinyizo????
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10239
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro 3 Months, 2 Weeks ago  
Meli wrote:
QUOTE:
Akatabo kano sinnakasomako, mu butuufu ndowooza abakawandika tebannakamala. Oba oli awo tebannaba nakukatandika. Naye ndowooza nti kakwaata ku Chatroom ya Connect Uganda nga Family Sunday Show egenda mu maaso. Abaami Mike Mulambuzi, Kanyerezi ne Mukyala Queenie nga baweereza emibimba, egirimu eddogo eriwaga abavubuka. Awo abaana nebalyooka banyumya emboozi eyabuli ngeri. Eyo gyennawulirira Pastor Aaaabama bweyagatta Gavin ne guest20 mu bufumbo bwokulukalala (online) okutuusa amasanyalaze oba internet connection bwezirivaako. Olulala Ndugwa nayalula abalongo abatazalibwanga. Naawe eyamanya byewamanya ku katabo kano, gaawe...

KINNO KILABIKA KYABADDE KILOTO KYENYINI..oba oli awo nga Meli yafunye vision,nze kaninde akatabo lwekanafuluma ndisse ku masso.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10243
garvin (User)
Baby Forum Member
Posts: 30
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro 3 Months, 2 Weeks ago  
Kino kikaa.

munange obuyimba obwo nabwo bwongela obuswandi bwa love nebusituka yona gyebuba butudde.
JJ mbadde sisuubila okujjukila elinya lyo'omwana oyo lyeyasooka okweyita.
Munange byatandika bityo naye kati silowooza kuyisa waali. Kilabika yengeli gyetwalina okwesanga - anti teli amanyi ngeli yenyini gyalina kusangamu muntu we.

akatabo ako mukafulumye tukasomeko.

thanks.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement