Meli wrote:
QUOTE:
Akatabo kano sinnakasomako, mu butuufu ndowooza abakawandika tebannakamala. Oba oli awo tebannaba nakukatandika. Naye ndowooza nti kakwaata ku Chatroom ya Connect Uganda nga Family Sunday Show egenda mu maaso. Abaami Mike Mulambuzi, Kanyerezi ne Mukyala Queenie nga baweereza emibimba, egirimu eddogo eriwaga abavubuka. Awo abaana nebalyooka banyumya emboozi eyabuli ngeri. Eyo gyennawulirira Pastor Aaaabama bweyagatta Gavin ne guest20 mu bufumbo bwokulukalala (online) okutuusa amasanyalaze oba internet connection bwezirivaako. Olulala Ndugwa nayalula abalongo abatazalibwanga. Naawe eyamanya byewamanya ku katabo kano, gaawe...
Naye mwana watu Meli lwaki oyagala okutwala omulimu gwo mumbejja kanyerezi? kati ebilimbo bye byona obitandiseko ..... bwonabimalayo nga otandika kubinyizo????