JeenaJulia wrote:
QUOTE:
E Kyannamukaaka Bakaaka Kiro... kodi nga elyomwanguka lidamu nti karibu ebyo byebimu kubyenafunye nga ngenze mu book store okunonya akatabo kanno,nabadde nesunze okukasoma nkole nezzimu ku qoutations zakko naye bandaze kalala nga ne plot yakko sigitegera bulunji,scenes zakko nazo zambuzabuziza naye ba kazanyilizi abamu nabadde mbategera nga ne author ninga gwe nali nsanzeko awantu..kwegamba nebinsobela naye sigya kugwamu manyi wonna wekanafulumila nga nkasoma..Meli Meli akatabo kasangibwa wa tukeyune??
Hahahahah, kyokka bannange JJ kale onsesezza. Munnange eddako nga Angibee ajja agamba Mumbejja, nti ha naye Mumbejja tova ku Forum ya Connect! Nanzijukiza abaana bwebagamba nga bannabwe eka edda, nti, "Tontunulira" nga omulala addamu, "Ggwe ondabizza ki?" Hahahaha naye effujjo lyo olinawo nerifikka. Kko akatabo kali wano ku connect, tekannafuluma bweeru kye kyokka, kakyawandiikibwa kyemmanyi.