CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro
#10309
garvin (User)
Baby Forum Member
Posts: 30
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro 3 Months, 2 Weeks ago  
Pastor Abama munange nsanyuse okudamu okuwuliza, bulinaku nebuuza omuntu eyampa emikisa yalagawa nga sikitegeela? Yii pastor!! okwekweka bwotyo? Njagala kusooka nakwetondela Omukulu Meli - nsaba kisonyiwo kubanga ndabika ekyo nakyogela naye ndoowoza kwali kwesagisa sagisa. Munange emikisa gyo twagifuna ela n'omulungi prettD naye asiima buli lukede.

Kati pastor,Mbadde nsaba otweyoleke mu chat room nga kusunday nga olwo, kuba twabadde awo nomwagalwa, netwebuuza elinya lyoweyita.

Mukama akuwe emikisa ela naawe webale tusabila mikisa egyo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10320
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:E Kyennamukaaka Bakaaka Kiro 3 Months, 1 Week ago  
Meli wrote:
QUOTE:
JeenaJulia wrote:
QUOTE:
E Kyannamukaaka Bakaaka Kiro... kodi nga elyomwanguka lidamu nti karibu ebyo byebimu kubyenafunye nga ngenze mu book store okunonya akatabo kanno,nabadde nesunze okukasoma nkole nezzimu ku qoutations zakko naye bandaze kalala nga ne plot yakko sigitegera bulunji,scenes zakko nazo zambuzabuziza naye ba kazanyilizi abamu nabadde mbategera nga ne author ninga gwe nali nsanzeko awantu..kwegamba nebinsobela naye sigya kugwamu manyi wonna wekanafulumila nga nkasoma..Meli Meli akatabo kasangibwa wa tukeyune??



Hahahahah, kyokka bannange JJ kale onsesezza. Munnange eddako nga Angibee ajja agamba Mumbejja, nti ha naye Mumbejja tova ku Forum ya Connect! Nanzijukiza abaana bwebagamba nga bannabwe eka edda, nti, "Tontunulira" nga omulala addamu, "Ggwe ondabizza ki?" Hahahaha naye effujjo lyo olinawo nerifikka. Kko akatabo kali wano ku connect, tekannafuluma bweeru kye kyokka, kakyawandiikibwa kyemmanyi.


Kyokka Pastor Meli,kati gwe entuyo zange nga nonya akatabo oliyise fujjo...nkesunga nokusinga bwolowoza.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement