CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Okwetegeleza
#9871
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Okwetegeleza 4 Months, 2 Weeks ago  
JJ abazungu nno tebakukandule ebinywa? Webale kukuuma kaliro.





Haaaa kyokka Meli..Melissa...Melida on whom do i see on? Nange nagamba kankume akaliro,akaaka kanyoke nyoke osanga kalilabibwa nekabajukiza ebyemabegga.Gwe bwoba ogenda ku vacation tosibula?? Ebyo ebinywa byo byakanduka daa binakanduka kumi?Kulikayo nyabo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10665
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Okwetegeleza 2 Months ago  
Ekifo gy’oggye omubeezi kiraga empisa ze

MBUULIRA gw’oyita naye nkubuulire empisa zo. Bw’oba n’omutwe ogujjukira olugero luno buli lw’olowooza okufuna omwagalwa ow’okubeera naye obulamu bwo bwonna, kizibu okugwa ku mbaki.

Ebifo abantu mwe batera okukung’aanira birina kinene kye bikola ku nneeyisa yaabwe.

Okugeza, omukazi gw’okwanidde mu ndongo y’okukeesa obudde oba oyo gw’osanze mu bbaala nga yeekatankira omwenge, kizibu okumutwala awaka n’atereerawo. Buli kiseera akulaba ng’amutadde mu kkomera.

Sso nga bw’osanga omuwala mu kkanisa ne mutta ekyama, ono atera okumanya amakulu g’obufumbo.

Wabula kino tekitegeeza nti mu kkanisa mubaamu balungi bokka. Mulimu n’embaki. Anti jjukira nti, enda muwogo evaamu abalungi n’ababi. Olumu gubeera mukisa!!!


Published on: Monday, 29th September, 2008


GWE OWUWO WAMUJJA WA????Mu CU...this could be Church of Uganda or even Community Unions not 4getting Connect Uganda.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10675
rambuka (User)
Expert Forum Member
Posts: 657
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Okwetegeleza 2 Months ago  
senga----rambuka----i will try with a star-----kubba kati-----i know how to handal------love-----be there
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
peace
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement