Eyantutte okukola masaagi ansabye ekigwo ky’abakulu
NKOLA mu saluuni emu mu Kampala era abakyala abajjamu okubalongoosa banneeyunira nnyo. Ku wiikendi waliwo omukyala muvabulaaya eyatukyalidde ng’ayagala tumutereeze enviiri n’okukola ku mubiri gwe mu ngeri ezitali zimu.
Nze gwe baamukwasizza era ne nfuba okumuyooyoota naye n’asiima bya nsusso. Okumanya yasiimye bwe yabadde afuluma yansabye mmusange wabweru gye yankwandidde pawunda 10 (eza wano 33,000/- ) ng’ansiima ak’ensusso.
Yansabye n’ennamba y’essimu yange n’ang’amba nga bwe yabadde ajja okunkubirako tubeeko bye twogera. Ku Lwomukaaga akawungezi yankubidde n’ansaba musisinkane e Namirembe gy’asula.
Alina amaka agatemya ng’omuntu era yantegeezezza nga bw’agasulamu yekka. Yampadde omulimu gwa kumukolako masaagi era n’ansuubiza okumpa ensimbi zonna ze njagala singa mukolera obulungi.
Bwe nnatuuse ewuwe yantutte mu kisenge kye ekirimu kumpi buli kintu.Yeeyambudde n’asigala bute olwo n’andagira okutandika omulimu gw’okumusiiga eddagala naddala mu nnyingo wamu n’okumukubaakuba omubiri gwonna.
Bakira yeevuunika n’ansaba okumukubaakuba ku kabina ne ku bisambi ko okumuweweeta mu mugongo. Wano we nnakakasirizza nti Lugaba atonda, anti buli kimu yakwasa ebiri n’amuwa.
Akabina bakira kasagala era tekandeseemu mutima. Kirabika naye oluvannyuma amasannyalaze gaamukubye okukkakkana ng’ansabye ekigwo ky’abakulu, era n’akkiriza n’okunnyongeramu ku ssente.
Olw’okuba nga nabadde ku mulimu, nnakutte enkasi naye n’asiima. Ekyankakasizza nti yasiimye, bwe twamaze emirimu n’akwata mu nsawo n’ampaayo pawundi 50. Okuva olwo twogeraganya.
Published on: Thursday, 31st July, 2008
KYOKKA BAMUVA BULAYAAAAAAAAAAAAAAA AAHHAAAAAAAAAA
