|
ha ha ha, abange kano ate kabadde kansuba, nze siyinza kukirizza nti Ssewa yali ali seriyasi. Ssewa ayagala nyo connect era tayinza kugenda, he is is the one of the guys who calls more than once in one program. Actually ndowooza nti singa wabaawo okukola listeners's club, yemu ku bantu abali eligible okugikulira, otherwise Ssewa, we still love you, togenda unless nga tekyebereka.
|