Do we Ugandans care about fashion? Do we keep up with what the designers bring out everytime they do? Or do we very much prefer our own improvisations? What's your opinion on this whole business?
Onzijukizza oluyimba lwa George Micheal olulimu abakazi abatambula ku catwalk, naye nga omu ayambadde akagoye akaliko endabirwamu nga aza pikipiki. Nga atambula yelaba, nokulaba abamuvaako emabega. Ndowooza awo oyita ku Nakivubo road nga ogamba nti fasi fasi fasi...
Nze ndowooza bwofuna olugoye okusinziira kumyaaka gyo, nga lukutuuka bulungi lukujjayo ka figure ko konna ebisigadde obirekera balala bino ebya fashion bya bussiness, gwaate bwe batagambe nti kati mulembe gwa mini kati gwa mpale olwo bo balyeeki?