|
Fikema kituufu ekyo...naye ate ne mu Express mwalimu muyuza butimba,lwakuba yayuza kakadde(hehehehe) Frank Lukomwa..omujjukira oyo?
Nze nali nsoma ku Kampala Primary (Agha Khan), nga Coffe ekolera training awo ku somero, ba Obadia Semakula, Sam Timbe, Richard Mugalu, John Semanobe.. etc.Incidentally nga Express ekolera awo ku Kyaggwe road Primary (Wembley) training yabwe, which was right next door....emyaka egyo gyali mirungi nnyo nga tewali buvunaanyizibwa wabula okulinda bakukolere buli kyewetaaga! What a good feeling strolling down the memory lane!
|