Bannange mwegendereze abaana, yadde kino nkiwandiika mu luganda, naye kiri directed eri abaddugavu mwenna naddala mu Diaspora naye nabali eka. Abaana muleke okubawa ebintu ebibaleteera self hatred, nokulowooza abazungu nga bawaggulu. Kikwasa ennaku omwana wo bwalowooza nti yye mubi, abazungu bebalungi. Ekyo kirabika kiretedde abaddugavu obutava mu mental slavery ne colonisation.
http://www.youtube.com/watch?v=PAOZhuRb_Q8