Kalibbs wrote;
QUOTE:
Ekikulu Mugabe yatta omutulumbo gwe kati mumugoba ku nyama? Awoooooooooooooooooooo!! Ssi byangu.
Naye bannange nga lwaki kibeera mutulumbo nakugoba ku nyama? Yandiyinzizza okugamba nti nnabajja emmeeza yange lwaki mungaana okwesigama, oba entebe yange lwaki mungamba obutatula, oba nnatunga empale yange lwaki muginzijamu, oba nawanga enkumbi yange lwaki mungoba ku lubimbi, oba nakima amazzi ngange lwaki mungooba mu kinabiro, oba nnanoga emmwanyi zange, nnasimba vanilla wange lwaki mungoba mu katale, oba nnazalibwa mu nsi yange lwaki mungobako eddembe... I mean waliwo ebirala bingi ebitali macabre!!