CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Mpiso Oba Kkerenda?
#9361
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Mpiso Oba Kkerenda? 6 Months, 1 Week ago  
Okuva nga tuli bato ensonga eno etutawanya. Abakola mu malwaliiro mumanyi waliwo abantu abakula nga bakyatawanyizibwa nnyo era. Nzijukira nnatwaala muto wange mu dwaliiro lumu, nnemukwata omusawo amukube empiso. Omwana ono nga wa mpisa musirise, naye yafuna obusungu nga bamaze okumukuba empiso, yavuma omusawo!! "Ggwe omusajja oli mubi nnyo nnyo, olinga empitambi za bakadde!!" Gyoberedde eza bakadde zirina enjawulo ku za bato. Naye ettaka lyagaana bugaanyi okummira kwoolowo, nze kkwo okulisaba nnalisaba na maanyi. Gwe ewammwe eyo bigenda bitya ne mpiso namakerenda ago?
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#9366
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Mpiso Oba Kkerenda? 6 Months, 1 Week ago  
Naye Meli mpa ekkerenda any time nze nange ssirina mukwaano na mpiso,

ndiwooza kuba nasokera kuzikubwa ka naye bwogattako oli namala okusinziira nareeta nenyondo agikoone eyingire kuba omutwe gwagweerera dda olwo kufumbibwa nokozesebwa emirundi emingi .

Kati ngamba bugambi nti eddagala eriri mu mpiso mulimpe ndinywe bunywi . thats how much i hate needles lwaaki tebakuba wali kituli already baba balina kuwumuggula ate kuggumba
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement