CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:lAND ISSUE WILL CAUSE WAR (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:lAND ISSUE WILL CAUSE WAR
#7096
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:lAND ISSUE WILL CAUSE WAR 11 Months, 1 Week ago  


Mwongere okusomesa abantu ku byettaka


annabyabufuzi bakoze kinene



okukotoggera embeera z’abantu mu Uganda olw’obulimba bwabwe.



Tukimanyi nti muli bagezigezi era y’ensonga lwaki muwangula n’obululu naye mulina okumanya nti naffe tutegeera.



Mulina okumanyi nti okusiikira emmese ebinyeebwa tekuba kugyagala.



Mu kiseera kino kirabika Buganda bagisiikira binyeebwa era kyevudde etandika okubangula abantu baayo ku bye ttaka si kulwa ng’ebinyeebwa babibateze.



Naye ng’oggyeko abakulembeze okulwawo, ekibaleetedde okumanyiira ne kibazaalira obutatya, ani atakimanyi nti Buganda bwolirinyisa effitina ne bwewayita ebbanga era likuzaalira entunuka ekukutulako ebigere kabekasinge n’okugulu bwe kitaba ekyo n’obulamu!



Nsaba abakulembeze bakimanye nti n’abavaako baali bamanyi nti Buganda ebaleese mu buyinza emaze nti ekiddako kugirinnyirira eveewo! Naye kyeyabakola yentunuka gye batendera e Magombe! Nsaba abakulembeze bave ku bawi bamagezi abafitina ku Buganda bagiwulirize.



Wabula n’Abaganda nsaba mwongere okubangula abantu ku tteeka ly’ettaka baleme kubuzaabuzibwa bannabyabufuzi ba ffitina.



Peter Ssekanjako, Masaka.



Published on: Wednesday, 26th December, 2007 from bukedde
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7180
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:LAND ISSUE WILL CAUSE WAR 11 Months, 1 Week ago  
Ettaka litwazizza Kyanjo ku poliisi





Bya Ahmed Mukiibi



POLIISI esookedde ku kuvunaana mubaka Hussein Kyanjo ebigambo by’azzeayogera ku ttaka ebigambibwa nti bikuma mu bantu omuliro n’okuvvoola Pulezidenti Museveni.



“Kyanjo y’asoose. Tugenda kuyita Betty Nambooze n’abalala abazze bakuma omuliro mu bantu ku nsonga z’ettaka”, poliisi bwe yategeezezza.

Kyanjo eyeeyanjudde ku kitebe kya bambega ba poliisi eggulo, baamuggyiddeyo fayiro omwabadde ebigambo by’azze ayogera ku ttaka okuva mu October ku leediyo ya CBS n’ebifo ebirala.



Kigambibwa nti yategeeza ng’Abanyankole bwe bali mu kubba ettaka era bwe balimala okulitwala nga baleeta etteeka okulikuu



Kyokka oluvannyuma lw’okubaako by’abuuzibwa yayimbuddwa ku ssaawa 7 ez’emisana n’ategeeza bannamawulire bw’atajja kutya era mwetegefu okusibwa kubanga ebyobufuzi yabiyingiramu ng’amanyi omutawaana ogubirimu

Kyanjo eyabadde ne looya we Yusuf Nsibambi yategeezezza nti bambega ba poliisi bana be baamusoyezza ebibuuzo nga buli amala amukwasa munne, era baamutambuzza mu ofiisi ssatu gye yennyonnyoleddeko.



Yeeyanjudde ku poliisi ku ssaawa 3 ez’enkya ng’awerekerwako ababaka Latif Ssebaggala (Kawempe North), Sebuliba Mutumba (Kawempe South), Beti Kamya (Lubaga North), Ken Lukyamuzi, Mohammad Kibirige ne Abed Bwanika.



Bino biddiridde Pulezidenti okutegeeza bwe waliwo bannabyabufuzi abakozesa CBS okukuma mu bantu omuliro nga babawubisa ku nsonga z’ettaka kyokka ng’ekigendererwa kyabwe kukyayisa muvumenti.



Museveni yagambye nti bannabyabufuzi abeekwese e Mmengo bandibadde baakolwako dda kyokka ye yennyini ye yayimiriza ku bitongole ebikuumaddembe ng’ayagala asooke ayogereko ne Kabaka gattako eggwanga okumala ebya CHOGM.



Kyanjo yagambye: ndi mwegendereza mu byenjogera, siyinza kwegaana kye njogedde. Ntegeezezza poliisi nti bye nzize njogera tekuli kisasamaza wadde okukuma omuliro mu bantu. Siyinza kutiiririra Kabaka wange nga ndaba bamuvvoola.



Yagambye nti ebbaluwa ya Pulezidenti eri Kabaka yabadde nzito nnyo era yakozesezza olulimi oluvvoola okugeza bwe yakozesezza ebigambo nga ‘akamanyiiro’ n’ebirala.



Yayongeddeko nti, yeewunya Pulezidenti okugaana okuteesa ku bbago ly’ettaka nga terinnagenda mu palamenti kyokka ye n’aba NRM ne basigala nga baliteesaako.

“Mbuuzizza abaserikale lwaki tebayita Brig. Kasirye Ggwanga, Gen David Tinyefuza, Tamale Mirundi, ne Minisita w’ebyettaka Atwoki Kasiriivu nabo aboogera ku ttaka ne bakozesa n’olulimi nze lwe ndaba nti lukuma mu bantu omuliro.”




Omumyuka w’omwogezi wa Poliisi Judith Nabakooba yategeezezza nti Kyanjo baamuyise okunnyonnyola ku by’abadde ayogera ku leediyo era bajja kuddamu bamuyite.



Published on: Thursday, 27th December, 2007
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7195
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:LAND ISSUE WILL CAUSE WAR 11 Months, 1 Week ago  
Museveni’s letter amounts to threats

THE NEW LAND BILL: Augustin Ruzindana



I was a member of the Constituent Assembly that made the 1995 Constitution and I was an MP during its mutilation to facilitate a life presidency.



I have checked the Constitution to see whether there is any provision that gives rise to some of the orders the President gave to the Kabaka in his most recent letter to the latter. What a presidential Christmas message!



When I read the letter I was amazed by its contents, tone and tenor. It was obviously written by someone who was extremely angry. But with whom and about what, the letter does not clarify.



May be the anger about the Bugweri defeat was vented on the wrong party. Or perhaps the amendments to the land law are very crucial for the success of the life presidency project and its success in parliament is hanging in the balance.



The letter begins with a curt “Greetings and salutations to you.” Greetings and salutations mean the same. The constitution provides that the “President shall take precedence over all persons in Uganda.”



However it does not say that the president shall respect no one in Uganda. This letter is couched in the same tone as when the president called His Grace Archbishop Odama “Mr Odama.” It is devoid of civility.



The constitution provides that “executive authority of Uganda is vested in the president.” It furthers provides that the functions of the president “may be exercised by the president directly or through officers subordinate to the president.”.



We shall see later in his letter that, perhaps using this provision of the constitution, the president delegates some of his responsibilities to the Kabaka, who obviously cannot be considered an officer subordinate to the president. But of course constitutional niceties are not a very strong point with the president.



With regard to traditional leaders, in addition to what the president quoted, the constitution provides that “a traditional leader or cultural leader shall not have or exercise any administrative, legislative or executive powers of government or local government.”.



The letter seems to disregard existing constitutional provisions and goes ahead to request (order) the Kabaka to perform roles that the constitution prohibits. The letter starts by rubbing it in that it is the NRM (Museveni) that restored the Kabakaship but with conditions.



Then the president goes ahead to blame the Kabaka for alleged activities of people “associated with traditional institutions, especially in Buganda” who “oppose the National Resistance Movement government.”.



But the constitution addresses “a person… while remaining a traditional leader,” not people associated with traditional institutions. Is the president then accusing the Kabaka of personally having opposed the NRM?



Secondly since when did it become a violation of law or the constitution to oppose the NRM? Are all people associated with a traditional leader part of his/her person? Are all Baganda not people associated with the traditional leader in Buganda? Where does this business of “people associated with a traditional leader” end?



Then he goes on to accuse former Katikkiro Dan Muliika of having held “FDC rallies in Bulange and Kasubi tombs.” This raises the issue as to whether the Kabaka is personally vicariously liable for the activities of his Katikkiro but more importantly whether actually Muliika ever held such rallies.



Perhaps the president was trying to explain away why Lt. Magara shot and killed people in Bulange using an NRM government issued service rifle when Dr Kizza Besigye had made a courtesy call on Muliika at his offices.



Why doesn’t the president come out openly and say that he was unhappy about the Katikkiro receiving Dr Besigye in his office? Does he also want to blame his defeat in Kampala on rallies held in Bulange and Kasubi tombs?



He goes on to refer to a complaint to “some official” at CBS called Kaaya-Kavuma about the radio station’s misinformation about NRM. He made some other complaint to the same Kaaya-Kavuma sometime later and nothing has been done. Kaaya-Kavuma is a respected former Deputy Katikkiro, not just “some official.”



The letter continues in the same tone that the President was making another complaint to some other official of CBS, who this time is the Kabaka. The president then delves into his love of tenants on titled land without an explanation as to why 20 years after he came to power the problem has not been resolved. He again comes to CBS and groups claiming to speak for Buganda and their campaigns that “ettaka ligenda.”

To be continued on Monday



The writer is secretray for research and policy in FDC





ARTICLE TOOLS

Send this article

Printer friendly

Email the editor
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7272
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:lAND ISSUE WILL CAUSE WAR 11 Months, 1 Week ago  
Poliisi eyise ab’e Mmengo ku by’ettaka Katikkiro n’abayimiriza

Bya



Robert Mutebi ne Margaret Ziribaggwa



POLIISI eyise ab’e Mmengo bagyeyanjulire ku nsonga z’ettaka, kyokka Katikkiro n’abagaana okugendayo ng’agamba nti beekengedde engeri abantu bano gye bayitiddwamu ku lunaku olutali lwa kukola.



Poliisi yawandiikidde minisita wa Kabaka avunaanyizibwa ku by’okunoonyereza, Mw. David Mpanga n’abakozi ku CBS, Meddie Nsereko ne Daudi Zziwa ng’ebayita beeyanjule ku kitebe kya bambega e Kibuli ku Lwomukaaga ku makya babeeko bye babuuzibwa ku bye bazze boogera ku nsonga z’ettaka.



Wabula Katikiro wa Buganda Mw. Emmanuel Ssendaula yawadde ekiragiro n’abagaana okugenda ng’agamba nti engeri gye baayitiddwaamu yabadde tematiza.



‘Lwaki abantu bano bayitibwa ku lunaku lutali lwa kukola?,”, Katikkiro bwe yabuuzizza n’agattako nti minisita wa Kabaka, Mw. Mpanga baamuyise nga mukozi wa CBS ate nga si mukozi waayo.



Katikkiro yagambye nti agenda kukola enteekateeka eneesobozesa Obuganda bwonna okuyitibwa okuwerekera ku bantu bano mu kifo ky’okugenda akasirise ng’Obuganda tebumanyi.



Oluvannyuma minisita wa Kabaka avunaanyizibwa ku by’amateeka Mw. Apollo Makubuya yawandiikidde poliisi ng’agitegeeza nga abantu baabwe bwe batajja kusobola kugyeyanjulira ku Lwomukaaga ne basalawo kino bakokole ku Lwokubiri lwa wiiki eno etandise.



Kyokka omuduumizi wa poliisi mu Uganda, Maj. Gen. Kale Kaihura yayanukudde ab’e Mmengo n’agamba nti baakoze nsobi obuteeyanjula nga bwe baalagiddwa kubanga poliisi ebaagalamu kimu kyokkka, bigambo bye baayogera ebikuma omuliro mu bantu.



‘Lwaki batya okutweyanjulira?, Hussein Kyanjo nga bwe yazze tetwamusibye? Nabo bajje batuwe bye twagala bagende,” Kaihura bwe yategeezezza. Yagasseeko nti poliisi bw’emala okukola okunoonyereza kwayo esalawo ekyokukola oba abantu bano ebata oba ebatwala mu kkooti bavunaanibwe.



Kaihura bwe yabuuziddwa ensonga lwaki poliisi eyita abantu bano ku lunaku olutaki lwa kukola, yannyonnyodde nti poliisi ekola essaawa 24 buli lunaku noolwekyo esobola okuyita omuntu olunaku lwonna oba essaawa yonna.



Ku kya Katikkiro Ssendaula okukunga Obuganda buwerekere ku bantu bano, Kaihura yagambye nti tekyetaagisa kubanga abantu abaayitiddwa ebigambo ebigenda okubabuuzibwa baabyogera ku lwabwe ng’abantu era babivunaanyizibwako kinnoomu si ku lwa Buganda yonna.



Ebbaluwa eziyita ab’e Mmengo ziriko omukono gw’omukungu wa poliisi Mw.Elly Wowamanya avunaanyizibwa ku by’okubuuliriza ku misango eminene kyokka ng’abaayitiddwa bateekeddwa kweyanjula eri mbega wa poliisi ayitibwa Mw. Joshua Musede. from bukedde
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7273
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:lAND ISSUE WILL CAUSE WAR 11 Months, 1 Week ago  
Police summon Mengo minister



By Herbert Ssempogo



THE Police have summoned the Buganda Kingdom’s state minister for research, David Mpanga, over allegations of inciting violence and promoting sectarianism.



A letter signed by the Commissioner Crime, Elly Womanya, was delivered to the Central Broadcasting Service, the kingdom’s radio in Mengo on Thursday, Sunday Vision has learnt.



According to the letter, Mpanga made inciting statements at various places in October. He was asked to report to the Criminal Investigations Department (CID) Headquarters in Kibuli at 10:00am on Saturday. However, he failed to report at the given time, arguing he had not received the summons.



“I heard it on radio at about 7:30pm, but I have not received a copy of the letter from the Police. I have to be properly served,” he told Sunday Vision.



“The Buganda Kingdom’s Attorney General will get in touch with the officers at CID so that a new date can be fixed.”

The Police spokesperson, Judith Nabakooba, said that information from Mpanga would assist them in ongoing investigations.



“We want him to provide information in relation to the statements he made,” Nabakooba said, adding that they did not want to arrest him, as some people claimed.



Meddie Nsereko, a presenter at the radio, and Daudi Zziwa, a moderator, were to appear at the CID headquarters at 2:00pm over similar allegations, she disclosed. The Buganda Kingdom’s spokesperson, Medard Ssegona Lubega, protested the summons.



“That is not the way summons are delivered. You have to present them to the person who has been summoned. Moreover, you cannot summon someone on a Saturday, which is not a working day,” he said.



He accused the central government of trying to intimidate Baganda. “This is a method of intimidating the Baganda, but we are not about to succumb to pressure.”



He charged that the Government was targeting the entire Buganda cabinet. “We will all go there because they are ultimately summoning us and the Kabaka.”



In a statement, Buganda’s Katikkiro (prime minister), George Ssendawula, asked Baganda to remain “strong and focused”.

“Whatever Mpanga was doing was legal and an expression of the legitimate interests of the people of Buganda,” the statement said.



Buganda and the Central Government are at loggerheads over proposed amendments of the 1998 Land Act. The new law wants to protect tenants (bibanja holders) from eviction by landlords. But the Mengo government sees it as a move to grab Buganda’s land.



Published on: Saturday, 29th December, 2007 from newvision
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7296
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:LAND ISSUE WILL CAUSE WAR 11 Months, 1 Week ago  
Why enact a new land law?



LAND CONFLICT: K. Mayambala

The battlefield between the central government and Mengo has taken an ugly twist, with President Museveni accusing the cultural administration of stirring up trouble in the country through partisan politicking.



Mr Museveni said whereas the law clearly bars cultural and traditional leaders from openly participating in politics, the Kabaka Mwenda Mutebi-led Mengo government is adamantly using its Central Broadcasting Station (CBS) FM radio as a mouthpiece to “spread lies, disturb, incite people and get the [ruling] NRM party hated.



The Presidemt warned that if Kabaka Mutebi does not sort out liars at Mengo by December 31 as promised, the central government would take action since the scheduled December 18 meeting, which was to address the deepening mistrust, aborted after the Kabaka pulled out at the eleventh hour. from monitor



The developments come at a time when the central government and Buganda kingdom are embroiled in a hot verbal war over land management. President Museveni last week wrote to the Kabaka over the land issue. The Kabaka has already said he leads the entire Buganda kingdom including the landlords and tenants and would like to see them working together.



The Kabaka has also cautioned his subjects against selling off their land due to poverty. He said the increasing poverty in Buganda should not influence Baganda to sell their land. He said the kingdom’s theme for next year should focus on “Protecting Buganda’s land at all costs.” With the call on his subjects not to sell their land, the Kabaka, advised them to instead guard it ‘jealously’.



The president’s altercations with Mengo officials follow a sharp disagreement with the kingdom over recent cabinet proposals to the 1998 Land Act that would make it difficult for land owners to evict tenants unless with clearance by line minister and Resident District Commissioner- a presidential appointee.



The new law the government says is intended to harmonise relationship and security of tenure between the landowners and the tenants. However, this law comes at a time, when a group of people commonly known as Balaalo with roots from western Uganda and Rwanda are roaming the country with large herds of cattle while heavily armed and with seemingly government support.



The government’s arguments that the new law is necessary and urgent also comes at a wrong time in history for two reasons: firstly, the land evictions taking place in Buganda are not done by Baganda landlords but mostly army generals and the so-called investors mostly from western Uganda.



Buganda’s biggest landlord, the Kabaka, has never evicted any person from his land including the ‘bagwira’, non-Baganda. Instead, it is the non-Baganda who buy land in Buganda that evict the tenants.



Secondly, Museveni has been in power for two decades, the Land Act is now about 10 years old, has he just realised that people are being evicted or now that those the government wished to settle in Buganda have settled around, so they need to be protected with a new law?
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement