CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:‘Mutangaaze ku ky’okuggyako Kabaka’ (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:‘Mutangaaze ku ky’okuggyako Kabaka’
#7527
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1806
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
‘Mutangaaze ku ky’okuggyako Kabaka’ 7 Months, 2 Weeks ago  
‘Mutangaaze ku ky’okuggyako Kabaka’



Bya Annet Nalugwa



AKULIRA akakiiko akassibwawo Mmengo okusomesa abantu ku tteeka ly'ettaka, Betty Nambooze asabye gavumenti etangaaze ebyemulugunyizibwako nti abaserikale abaali e Namboole bategeka kuggyako Kabaka.



Bino Nambooze yabyogeredde mu musomo ogukwata ku ttaka ogwabadde ku kkanisa ya St. Peter's e Kawaala ku Ssande.



Gwetabyemu minisita Bagunywa Nkalubo, Issa Kikungwe, Winnie Makumbi ne bakansala n'abalala bangi.

"Twagala gavumenti etutangaaze ku byafulumidde mu Weekly Observer nti batadde abaserikale e Namboole baggyeko Kabaka waffe," Nambooze bwe yategeezezza n’agattako nti tuyitiridde okulaba ebitiisa ng'okuggya Buganda ku maapu.



Ate omubaka Erias Lukwago (Kampala Central) n’eyali ssentebe wa Kampala Central Charles Serunjongi baategeezezza beetegefu okulwanira Buganda ku nsonga z'ettaka nga bakozesa obukodyo bwe bayigga mu kyakamukyaka n'ekijaasi. from bukedde
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7533
Mirembe2007 (User)
Junior Forum Member
Posts: 129
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:‘Mutangaaze ku ky’okuggyako Kabaka’ 7 Months, 2 Weeks ago  
Abo batawanila bwerere ngabatisa abaganda nti bajako Kabaka . Byalusago Kabaka tabangako mubyabufuzi nti afuze bubi banauganda. Wabaganda bokka era nebyabaganda byabaganda bokka kyensubila nti bamutya Omutanda kubanga abasinga . Ate ne Nnamboole jebetegekera, ttaka lyabuganda okwo kwekwelabila nobutatya bwebaliko.Batilayoki e Mengo okugenda okumwanganga Omutanda oba byebabasaba byabwe! baleme kutya bagende bateese Kabaka alamuza mazima era byonna byabanja byonna bibye nabantu be batwaala ejogo emivuyo lyebatuletako lija kugwa kabuti.Awangaale Ssabassajja owangale ofuge Obuganda.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7539
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:‘Mutangaaze ku ky’okuggyako Kabaka’ 7 Months, 2 Weeks ago  
Nze ndabye e Uganda nga abantu bakyuufu nnyo. Ndowooza nokufa okungi ensi kwebaddemu era kwerimu nendwadde bikendezezza nnyo okutya. Abantu bogera lwaatu nti bakooye. Nze nnandigambye, nti abafuzi bandyegenderezza nnyo omulundi guno ebintu byebakola nebyebogera. Bayinza okukoona ku kapeesa nekasumulula omusango ate obulumi nebubuna eggwanga. Kubanga kuluno bulabika ssi bwakwefunza Kampala, oba Buganda yokka. Ensonga zagaala kukwata mpola nabwegendereza na bwenkanya. Ebiseera bikyuufu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#7550
Ancient (User)
Junior Forum Member
Posts: 158
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:‘Mutangaaze ku ky’okuggyako Kabaka’ 7 Months, 2 Weeks ago  
KABAKA TAGIBWAKKO MPOZI NGA BAGAALA MUTTA. ATE OBWO BUJJA SIBULUNGI.

EKINYIZA BBAJJAKOZESA BASILIKALE BAGANDA OKUGAMBA MU BABAADDE BAGALA OKIKOLA.

AWO NO WETUJJA OKULABIRA OMUGANDA BWA TTA OMUNTU NADALA BA "SQUATTERS"

DO NOT EVEN THINK ABOUT KABAKA REMOVAL....PRAY THEY DO NOT ADD INSULT TO INJURY...
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement