Omuwereza wa pulogulaamu ya FSS we yabuuza ekibuuzo ekyo nassooka nenziramu mu bwangu ennyo nti
*absolut inte* nedda Uganda is nolonger a pearl of Africa naye laba we nafumitiriza ne nesigama kunsonga zino wammanga;-
Abazungu oba abantu bonna abatuuma Uganda the pearl of Africa basinzira ku climatic and social conditions, not politically! (embeera yobudde, ebyobutonde, nembera yabantu abali mu nsi) omunabudu kyayita freindly people(hospitality of people)
kubanga laba gwe emigga, ensozi, enyanja, ebibira nga byona biri naturally not man made! Naye kale olwokubeera mbu ensi eri mu political and economic crisis ekyo tekigijjaako kubeera the pearl of Africa, bwonawulira enkya mbu lake victoria and mtn rwenzori shifted to sudan, then you will say uganda is nolonger the pearl of Africa!
