Re:Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Sh 11 Months ago
Ssebo Robster ogira okyakulikayo watukikiridde bulungi era katulowooze nti watintimizaamu ku galiba enjole noyingira omwaaka ngooli kamaala naye leero ako ku bisambi ako sikafunye bulungi naye kateekwa okuba nga kakukuumye bulungi kati sumulula luwombo.
Re:Nga 31st Dec Eriyo Marathon Ya Sunday Family Sh 11 Months ago
Robster gwe owengeye oba osabira mulala kati tujja kulaba olunaku byonna ebyetagibwa bitegeke nze oluntemyaako nti kiri mulaala nga twessa mu ddene awo wa tya?.