Re:KABAKA- - SABASAJJA WANGALA SEBO (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: Re:KABAKA- - SABASAJJA WANGALA SEBO
rambuka (User)
Expert Forum Member
Posts: 657
KABAKA -- SABASAJJA WANGALA SEBO 10 Months, 3 Weeks ago
KULIKA AKABJE KE MOTOKA....WANGALA SABASAJJA .
peace
The administrator has disabled public write access.
Re:KABAKA -- SABASAJJA WANGALA SEBO 10 Months, 3 Weeks ago
Katonda yalonda Kabaka era namuwa obuvumu okufuga abantu yonna jaba amulondedde ebitabo bwebitutegeeza.Kabaka nebwebaba bekobanye okumukola akabi nga Katonda akyasiima emilimuje bababatawanila bwerere buli kisera abaako abakuumi botasobola kulaba namaaso gano agabulijo kale nakabenje akamwegezezamu kabadde kabonero kalaga abo abagala okumuwalampa nti byonna ajja kubisimatuuka.Ekyo ekyabaddewo Kumutanda kilage era kabeere akabonero neri abo abamuvuga nti Amaanyi ga Mukama gegamukuuma bulijo kubanga Mulonde.Awangaale Ssabassajja Kabaka Afuge Obuganda.
The administrator has disabled public write access.
Re:KABAKA--SABASAJJA WANGALA SEBO 10 Months, 3 Weeks ago
Your words are so pregnant with meaning..Mirembe Mirembe daala Mirembe gya wagulu.Malayika yagamba dala mirembe gya wagulu....Akayimba ako.Awangale Sabasajja Kabaka.
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
The administrator has disabled public write access.
Re:KABAKA -- SABASAJJA WANGALA SEBO 10 Months, 3 Weeks ago
Wangala Ayi Ssabasajja Kabaka wa Buganda Muwenda Mutebi !. Kulika accident lisso ddene ayongere okukuma olamure OBUGANDA obuli
mu katyabagga olw' ettaka lya BUGANDA nokugezako kwaba BASSERWAJJA OKWOTA otufula EMOMBOZE mu Nyaffe BUGANDA.
Gwe Musota ! Gwe ccucu ! Gwe Magulu nnyondo! , Gwe nantadwamu ! Gwe Mazima ga BUGANDA ! Gwe Benne ! Gwe MWENYANGO alikukwatako Gulimwokya ! Ali kwanganga agenda kuffa nga yefunye,yezinze nga gongolo ng'abunna Mawanga nga OBOTE !!
Wangala Ssabasajja Kabaka ofugge OBUGANDA nga bajjajabo bwebakola !
The administrator has disabled public write access.
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
Re:KABAKA -- SABASAJJA WANGALA SEBO 10 Months, 3 Weeks ago
Nzijukira nga maama wange eyangamba nti Kabaka tabeera ssebo!! Akimanyiko atuwabule.
Katonda akuume omwana we ngoma, awangaale ayiite mu mayengo gonna nobuwanguzi. Amiina.
Ayiisa Kuba Mwagale
The administrator has disabled public write access.
Re:KABAKA- - SABASAJJA WANGALA SEBO 10 Months, 3 Weeks ago
Kabaka bamwatula nti Ayi Ssabassajja oba Ayi Kabaka abembejja bebabeera bassebo okubawuula kubakyala ababulijjo nabaamibe babeera bassajja ba Kabaka olwekitibwa kya Kabaka kyaba nakyo tayatukilizibwa ngamuntu wabulijjo.Ekitibwa ekya Kabaka kyo kyanjawulo nnyo era alina okukiwebwa mubujuvu kuba Katonda yeyakimuwa.Ayi Ssabassajja Wangaala.
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!