Re:BUGANDA Esaanye Yekutuleko (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: Re:BUGANDA Esaanye Yekutuleko
rambuka (User)
Expert Forum Member
Posts: 657
Re:BUGANDA Esaanye Yekutuleko 3 Months, 1 Week ago
yes-----naye Buganda------bweba nga eyina abantu nga Bety kamya---i trusted her---what is she up----maybe she is right---but the Buganda heros ministers---and NAMBOZZE-----THEY STAND FOR THE BUGANDAS RIGHTS----i concur with you----AWANGALE AYI SSABASAJJA KABAKA WA BUGANDA.
peace
The administrator has disabled public write access.
Jona (User)
Junior Forum Member
Posts: 91
Re:BUGANDA Esaanye Yekutuleko 3 Weeks, 6 Days ago
ABAGANDA tetuggwaamu ssuubi. Awali Katonda, Mukama waffe, buli kimu kisoboka.
Katonda tannaba kwerabira BUGANDA. Yeyagitonda. Katonda yeyatonda Abaganda.
Buganda yafuna obwetwaaze nga 8 October 1962
Abaganda tujja kuwangula tuvvunuke ekizibu ekitubutikidde.
BUGANDA ejja kuddamu eyimirirewo nga bweyalinga edda, nokusingawo.
Sabasajja Kabaka awangale.
The administrator has disabled public write access.
Re:BUGANDA Esaanye Yekutuleko 3 Weeks, 5 Days ago
Buganda yakamala emyaka egisuka olukumi kasokanga ebawo . Abaganda tetulina musango. Tuyambye abantu
bangi abaze mu BUGANDA ngabanonya obubudamu , Buganda nebubawa.
Nebafuna awokusula, emmere, eddagala nokusoma era abobonna bemulaba abageze e mbuto bayita mulwera
okujja mu BUGANDA bangi nebafuna ne Passport okugenda emitala wamayanja kusente zebafunye mu BUGANDA !!
Buganda weli era ejjakuberawo wadde kati eri mulusubo , nekilala bajjajjafe batugamba nti BUGANDA mazzi Mawanvu buli Sserwajja okwotta asenako busenyi !
Obote yajja nagenda , Amin naye yajja nagenda nabattussi bajjakugenda.
Mukwanogwabwe abadde abawaaga BUSH nobawa sente mbu zebabadde bakozesa okutta abantu okuva mu
Luweero okutuka mu Congo bamujje omukono mukibya !!
Wangaala Ssabasajja Kabaka Muwenda Mutebi ! Long live OBAMA !
The administrator has disabled public write access.
chamu (User)
Junior Forum Member
Posts: 88
Re:BUGANDA Esaanye Yekutuleko 3 Weeks, 5 Days ago
I want to remind Mr. m(3+3+1) and Buganda's other predators that there is God.
God created BUGANDA and the BAGANDA people.
When God decides, no one can change his decision.
ABAGANDA temuterebuka. There is God - a loving God.
Yes, with God nothing is impossible.
BUGANDA's predators will go. They will be no more.
ABAGANDA, LET US HAVE COURAGE AND BE STRONG. WE SHALL WIN
Sabasajja Kabaka awangaale.
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!