kamikatono wrote:
QUOTE:
Permit me, JJ
Tosobola kuzuula kayimba ako. Kuba teri kayimba kebayita "Akasaana Akaberyeberye". Mpozzi ogamba "Akasana akaberyeberye". Akasaana kaba kati akatera okukula mu nsozi. Akasana kali mu family ya musana oba sunshine.
Wabula akayimba ako bakayita "Sam Wange".
Bagamba nti atakikolangako yaaba asooka okukasuka ejjinja. Nange liryo ndikasuse asobola alibake.
Kamikatono webale okuwabula anti ela kati olaba akayimba kazuse ela kati its just a click nga kukyakyankya.Mike thanks for a job well done.Connect ebeewo,naffe tubeewo.