faridah wrote:
QUOTE:
munange nze nkuwagira nyo , abantu baffe mukiffo kyokutuwagira batuba bubbi.
Faridah tukwaniliza ku forum munaffe.Naye owaaye kambuze,nawe okyalinayo abantu bo e Kyadondo?Nze bulijjo ndowoza bagwayo kuba ntela kuwulila nga otumila bali mu diaspora bokka.(jokes)

Tukusanyukidde nyoo ku forum Faridah.