CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Twejjukanye ebikokyo byaffe!
#10156
jameerah (User)
where there is a will there is a way
Junior Forum Member
Posts: 82
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Birthdate: 1900-02-11
Twejjukanye ebikokyo byaffe! 3 Months, 3 Weeks ago  
This is a true story!

Having come from a Swahili speaking nation so I found my self in a luganda speaking society with no one to translate for me. I was five years old by then. At my new homestead I had my age mates and others who were a bit older than me. It was my mama’s jjajja place (mums grandmother)


Abaana bonna abemyaka gyange baali balungi nnyo mukugera engero nebikokyo. Engero nebikokyo twateranga bigera awo nga obudde buwungedde oluusi before retiring to the bed.

Twageranga engero nokukokya ngeno bwe tumugunya kasooli omwokye oba ebyokulya byona ebyabangawo. Naye nze kabwera wabwe eyali yakava ekiboga nga anti simanyi kukokya oba kugera ngero wabula kyenakolaanga kwekuwuliriza ppaka bwenayiga nange.


Kati eyakokyanga mwe ansa nebalema okutta awo nga mumuwa ekyalo oba sometimes if you answer the kikokyo you get some rewards and guess what were the rewards?!

Kasooli omwokye, sweet, biscuits, oba wetunaaba twepena enkya gwe ajja okusookamu oba ojjakuba kiya(kiyambi mukwepena ye aba wabuli side takwata, helper)

Kati bino byebikokyo ebimu ebyakokyebwanga..!

KKoyi koyi……….?

1. kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati….
2. bbogo ne bbogo…..
3. kyakyewuunyoo….
4. Nina mukazi wange atambula azina….
5. Nebwolikola otya…..
6. kankubye nekewaana…..
7. uhm uhm….
8. ndyeki……….
9. nina mukaziwange talina magulu…
10. etc


Nange awo wenalabira !!!!!!
kale mwena bana connect abali erudda eyo mwe ewamwe kyali kitya?
Munyambe okuddamu ebikokyo ebyo wagulu asanga namwe munafuna ku rewards ezo waggulu!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
life is a journey.......
  The administrator has disabled public write access.
      Topics Author Date
    emo
Twejjukanye ebikokyo byaffe!
jameerah 2008/08/08 12:36
    thread link
thread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
mike 2008/08/08 13:18
    thread link
thread linkthread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
jameerah 2008/08/08 14:14
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
JeenaJulia 2008/08/08 15:47
    thread link
thread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
bennita 2008/08/08 16:59
    thread link
thread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
Alysha 2008/08/08 18:05
    thread link
thread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
Alysha 2008/08/08 18:12
    thread link
thread linkthread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
ssewa 2008/08/08 18:59
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
bennita 2008/08/09 08:01
    thread link
thread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
moses 2008/08/09 18:22
    thread link
thread linkthread linkthread link Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
moses 2008/08/10 22:26
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement