bennita wrote:
QUOTE:
KILUWA KYENANDIKOZESEZA?
bwenkuba essimu ekka .. ne njogera ne jjajja wange kati nga Missinga time Jembeera naye nga anyumiza embozi ezissesa nga ate ziyigiriza nenjgala okumugamba nti I miss u jjajja oba I miss those moments... which of these words is the best option?
Bwenti bwenandikyogedde nga nze. Omanyi mu lulimi lwaffe engeri gyottamu edoboozi eyoleka bingi (the tone of your voice matters.)
----> Jjajja nkulowoozako nnyo gyendi enno era olusi mbeera awo nenzijukira ebiseera ebirungi naddala embozi ennungi eyanyumiranga nga ndi naawe. Luliba olwo Jjajja nja kudda nkulabeko era twongere okunyumya. <-----
= I miss you and your company Jjajja.
My take here is you can't miss someone you don't think about.
Ekirala, Jjajja bwomugamba bwotyo ng'omuwerezayo ne kilo ya sukali. Nebwaba alina, agya kugisiima.