CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe!
#10165
Alysha (User)
Life is what u make it.
Junior Forum Member
Posts: 84
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Female Location: North America Birthdate: 2010-12-24
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 3 Months, 3 Weeks ago  
Nzigukideyo kano koyikoyi ....Nazimba enyumba nene naye mulimu abakazi banji ...........kambayambeko Ekiswa. ha ha ha.

Wow this a good revision Jeemahjameerah wrote:
QUOTE:
This is a true story!:)

Having come from a Swahili speaking nation so I found my self in a luganda speaking society with no one to translate for me. I was five years old by then. At my new homestead I had my age mates and others who were a bit older than me. It was my mama’s jjajja place (mums grandmother)

Abaana bonna abemyaka gyange baali balungi nnyo mukugera engero nebikokyo. Engero nebikokyo twateranga bigera awo nga obudde buwungedde oluusi before retiring to the bed.:huh:

Twageranga engero nokukokya ngeno bwe tumugunya kasooli omwokye oba ebyokulya byona ebyabangawo. Naye nze kabwera wabwe eyali yakava ekiboga nga anti simanyi kukokya oba kugera ngero wabula kyenakolaanga kwekuwuliriza ppaka bwenayiga nange.

Kati eyakokyanga mwe ansa nebalema okutta awo nga mumuwa ekyalo oba sometimes if you answer the kikokyo you get some rewards and guess what were the rewards?!

Kasooli omwokye, sweet, biscuits, oba wetunaaba twepena enkya gwe ajja okusookamu oba ojjakuba kiya(kiyambi mukwepena ye aba wabuli side takwata, helper)

Kati bino byebikokyo ebimu ebyakokyebwanga..!

KKoyi koyi……….?:lol:

1. kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati….
2. bbogo ne bbogo…..
3. kyakyewuunyoo….
4. Nina mukazi wange atambula azina….
5. Nebwolikola otya…..
6. kankubye nekewaana…..
7. uhm uhm….
8. ndyeki……….
9. nina mukaziwange talina magulu…
10. etc:side: :side:

Nange awo wenalabira !!!!!!;) ;)
kale mwena bana connect abali erudda eyo mwe ewamwe kyali kitya?
Munyambe okuddamu ebikokyo ebyo wagulu asanga namwe munafuna ku rewards ezo waggulu!:kiss: :kiss:
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
If nothing changes, nothing changes.
  The administrator has disabled public write access.
#10166
ssewa (User)
Baby Forum Member
Posts: 37
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 3 Months, 3 Weeks ago  
1. kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati….

kirina kubeera kamukiringi kamukolongo kamunyamunyawo......

naye waliwo

kasitamire enkulugo...lugwayo lutya
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10167
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 79
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 3 Months, 3 Weeks ago  
ssewa wrote:
QUOTE:
1. kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati….

kirina kubeera kamukiringi kamukolongo kamunyamunyawo......

naye waliwo

kasitamire enkulugo...lugwayo lutya

KASITAMILE ENKULUGO-------AKASAKA KUKYOOTO

SSEWA MPAGUDE KYI??
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10168
moses (User)
New Forum Member
Posts: 2
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 3 Months, 3 Weeks ago  
Bbogo na bbogo...Ebigere by'ente ku-lwaazi.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10175
moses (User)
New Forum Member
Posts: 2
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Twejjukanye ebikokyo byaffe! 3 Months, 3 Weeks ago  
Alysha, ebikokyo byo ebisigadde binnemye okuddamu. Nze nkuwadde ekyaalo Nyabushozi, newankubadde Omwaami waayo wandiba nga t'omumanyi era nga kirabika naawe takumanyi. N'obuwombeefu nkusaba obituddiremu bive mu ddiiro.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement