jameerah wrote:
QUOTE:
KKoyi koyi……….?:lol:
1. kamukiringi kamukolongo kamugwa fulaati….
2. bbogo ne bbogo…..
3. kyakyewuunyoo….
4. Nina mukazi wange atambula azina….
5. Nebwolikola otya…..
6. kankubye nekewaana…..
7. uhm uhm….
8. ndyeki……….
9. nina mukaziwange talina magulu…
10. etc:side: :side:
Nange awo wenalabira !!!!!!;) ;)
kale mwena bana connect abali erudda eyo mwe ewamwe kyali kitya?
Munyambe okuddamu ebikokyo ebyo wagulu asanga namwe munafuna ku rewards ezo waggulu!:kiss: :kiss:
Jameerah webale kukiriza kutubulirako ku bulamu bwo obwemabega. Onzijukizza biingi nange naddala kasoli omwokye. Nzikiriza nkuyozeyoze okuyiga olulimi obulungi ate era n'okulwenyumiririzamu. Ekyokulabirako ekyo kyotuwadde ndowooza bangi bagya ku kisiima naddala abalwana okuyiga olimi kati.
Kakati heheheeee nange kangezeko ku bikokyo.....
Kamukiringi Kamukolongo Kamugwa Flaati nkyerabidde naye nali nkimanyi.
Boggo ne Boggo ----> Ekigere ky'ente ku lwaazi
Kyakyewuunyo nako nkerabidde
Nina Mukaziwange atambula azina - Ekisaanyi
Nebwolikola otya nako nkerabidde
Kankubye nekewaana nako nkerabidde ... oba akaserezi sikyagyukira
Obubonero nfunnye bumeka?