Re:EMPISA ENUNGI (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: Re:EMPISA ENUNGI
ssewa (User)
Baby Forum Member
Posts: 37
Re:EMPIZA ENUNGI 3 Months, 1 Week ago
Bennita kagobako vaayo gyewekwese
The administrator has disabled public write access.
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 79
Re:EMPISA ENUNGI 3 Months, 1 Week ago
Abemikwano mu connect omukama akyakuumye? ye emirimugigengenze gitya? kale abavuddeyo mukulikeeyo ate namwe abagenda okutandi mbagaliza olunaku olulungi. Abazadde abatandise okwebakiliza ezadde temwerabira okubayimbiramu akayimba kano.
OBUDDE BUZIIBYE ENJUBA EGEENZE
ENZIKIZA EKWATA MUBANGA ELYE'NSI
BULI NSOLO YO..NA ERA NE'NYO
BYONA BIWUMULA BYE'BAKA OTULO.....
Akayimba ako olusi ogenda okukamaliliza nga omuto otulo twajeeyo dda.
The administrator has disabled public write access.
prettyd (User)
Junior Forum Member
Posts: 82
Re:EMPIZA ENUNGI 3 Months, 1 Week ago
Bennita munange gyetuli eno naffe olunaku lutambudde bukwaku ate olulwo?
wabula Bennita onzijukizza ako ka song!
kanjagalize abagenda okugalangatanya ebiwanga mungalo ekiro ekirungi n'abo abakyali mu makya oba abakazuukuka olunnaku olujjude essanyu!
Akuume God!
The administrator has disabled public write access.
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 79
Re:EMPISA ENUNGI 3 Months, 1 Week ago
Abemikwano mu connect kansubile nti mwasiibye mulaala, era kambagalize akasenda bazaana akalungi..ateno namwe abali mu matta nsejere ebiroto ebilungi.
Waliwo kyenalabye ekyampadde olwebuza, mu mawanga agamu agali mu maserengeta ngo'lukaku America, abaana abalenzi bafukamila nga balamusa bakadde babwe nadala abakadde abakazi,, ateno bwengamba abaana sitegeza baana bato wabula abaami basemaka....
GWE OMWANA OMULENZI OMENYA KU MAVI NGA OLAMUSA MAAMA?
The administrator has disabled public write access.
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 79
Re:EMPISA ENUNGI 3 Months, 1 Week ago
Abemikwano mu connect mwasuze mutya eyo, oba kale musibye mutyano mwebale kuyita mu weekend. Kansubire nti mwagiyisemu mirembe era namwe abafunidemu obuzibu omukama abagumye. kale mugire muve mukussika ebikunta nga mubyongera ku mutwe muzukule tugende tukole anti akajja obumaku..........
Mbagaliza week enungi
The administrator has disabled public write access.
Re:EMPISA ENUNGI 2 Months, 4 Weeks ago
Bennitah what has happened..have you now learnt empisa embi?Komawo bambi,bakukwekula dda manya akagoba wakawangula.Ani amulabyeko oohh..ani amulabyeko leero afune crowns (kronor).
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!