Omuggo gw’obadde okubisa mwannyinaze gumpe eno’
Richard Kabogozza n’owuwe Maria Goretti Nalwanga nga bamema.
BYA BEN SSENTONGO
Katemba yabadde mu Klezia y’e Kyanja e Kammengo mu disitulikiti y’e Mpigi omuko bwe yasabye bamuwe muggo mu kifo ky’enkoko. Omugole omusajja ng’amaze okukwasa mukoddomi we omuggo, omuko yamukaliddemu n’amugamba alekere awo okukuba mwannyina n’ategeeza nti kye yavudde amusaba omuggo gw’abadde akubisa mwannyina n’aguleeta mu maaso ga Kabona ng’akabonero nti takyaddamu kumukuba.
Bino byabadde ku mbaga ya Richard Kaboggoza ne Maria Goretti Nalwanga nga batukuza obufumbo mu Klezia y’e Kyanja gye buvuddeko.
Buli mukyala yenna yandiyagadde okuba nemwanyina amulumililwa nga ono,mukiffo kye nkoko yeyasabye muggo.
Kikaaaaaaaa