CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Reminder
#10662
garvin (User)
Baby Forum Member
Posts: 30
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Reminder 2 Months ago  
OMUYAGA

Sanyu lyange okubawuliza bantu bange - nkakasa akyakuumye, obuyinza bumuddile nanyini duniya.
Ndowozezaamu nendaba nga kyamugaso okubazaamu amaanyi mwena abo'mumaka gano - Forum.
Nkakasa mubintu byemukola ebyabulijjo wabaawo ebibekiika - bwepo olyaawo nebikendeeza ku suubi elyo' kufuuka ekyo kyenyini kyemwagala okuba mubulamu. Sinakindi ne'esuubi okufuumukila ddala.

Ndabye nga kyamugaso twejukanye nti duniya eno bwetyo bwekola ebintu byaayo.
Elinga olugendo omuli obusozi, omusetwe ne no'buselengeto.
Mufube obutava ku mulamwa gwebiloto byamwe kuba muli mitwe so si mikila - bawanguzi so si bakwebezi.
Ebibekiika nga; langi yamwe, enjogela yo'olungeleza,(accent), gyemuva (Africa),obumanyilivu obutono (experience), ebibasubilwaamu okuva ekyadondo(pressure), embeela yo'obudde (winter the beast) nebilala byona mujja kubiwangula.

"Aliba alibeela" ela kili gyemuli okugobelela ekyo kyemwagala okubeela.
Omungeleza agamba nti "No man is an island" kale muyambagane.
MuChina bagamba nti "buvunanyizibwa bwabulyomu okubulira muno ekyo kyosubila nti kyamugaso eli obulamu bwo"
Bayibuli egamba "attisa ekitala naye afa kitala" kale mweyise bulungi eli banamwe.
Nekisembayo, temwelabila okusinza oyo gwemukililizaamu.

Nze prettyd asiiba anzijukiza okusinza katondo oyo omu bwati ali mugulu - yagaba ela yajjawo.

Abankumile oyo atakumiila nsimbi.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10736
prettyd (User)
Junior Forum Member
Posts: 82
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Reminder 1 Month, 3 Weeks ago  
ohhh Gavin,mwana wattu nga ofukumuka ebigambo ebyamagezi ate ebizimba!
Nze ngizeemu bingi era nkwebaza okutujjukiza ebintu ebyo ebikulu mu bulamu bwaffe.
webale nyo mukwano.
Akuume God!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10839
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Reminder..DONT 4 GET TO CHANGE THE CLOCK. 1 Month, 1 Week ago  
Good Morning,Good Afternoon,Good evening,Good nite or watever case it might be EUROPE.Donīt forget to change the clock lest u miss that jobinterview,that appointment or even the train,bus or plane. akuume God.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10840
Alysha (User)
Life is what u make it.
Junior Forum Member
Posts: 84
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Female Location: North America Birthdate: 2010-12-24
Re:Reminder 1 Month ago  
Gavin akabuliliro,
Naye webale obugambo obuzaamu amaanyi. Era kilungi bwe tuyambagana mu bulungi. Kare katusuubire okuba naawe Ku this Saabitti. Ne nomuninkiniwo Prettyd mundabire.otukiriza enjogela egamba nti out of sight ..... kitegeze mumutima obadde wamunaffe.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
If nothing changes, nothing changes.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement