CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Tenyonyolwa!!
#10739
garvin (User)
Baby Forum Member
Posts: 30
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Tenyonyolwa!! 1 Month, 3 Weeks ago  
Baali bo'gela, - ko':

Omukazi (Ritah) - Naye mwami, lwaki onjagala mazima -, lwaki?
Omwami (Tim) - Umh...silina nnyo nsonga eli awo, naye nga nkwagala mubutuufu Ritah.
Ritah - Tolina nsonga? n'abuuza. Kati kwagala nabaki okwo?
Tim - Yee...silina nsonga eli awo. Naye nga nsobola okikulaga no'okilaba.
Ritah - Okindaga? Nze mpa ensonga Tim. Mukwano gwange Mercy angamba ye ensonga bazimuwa nange zingambe.
Tim - Kale mukwano. aahh...umhh... Olimulunji Ritah, edoboozi lyo ssufu, ofaayo, onjagala, entambula yo nungi, oyiiya, bwonsekela nsanuuka, ompeesa ekitiibwa ela oli mata meelele.
Ritah - Ela kale, mpulira bulungi kati. nkakasiza onjagala bambi.

Ebyembi bambi, olwomukaaga olwadako, Ritah nafuna akabenje akabi enyo akamumenya menya n'agwa ne mukoma.
Tim nawandiika ebbaluwa na'ajisa kukameeza kumpi nekitanda Ritah kweyali.
Bweti bweyali esoma:
Mukwano, edoboozi lyo lyewalina edungi, kati tosobola kwogela, kale ekitegeeza nange SISOBOLA kwagala,
Obulunji,okwagala kwo, entambula,ensekayo,ekitiibwa, byona ebyo tokyalina - ela mba sisobola kwagala.

Ritah bweyazukuka, najisoma, Tim yamuli mabega nga amulaba. Bweyamaliriza ati, Tim kyava akutama namugamba:
Mukwano, okwagala okutuufu tekuba na'nsonga yadde. Bwekiba kyo, tewaba nsonga lwaki mba nkwagala kati.
Naye ate, mpulira nkwagala ela njagala okuba naawe. Tim nakigumizza, "Ritah nkwagala kuba nkwagala."

"Banange mwagale banamwe kuba mubagala"
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10769
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Tenyonyolwa!! 1 Month, 2 Weeks ago  
Gavin tweyanziza nyoo obubaka bunno.Mwagale banamwe kuba mubagala...tru dis tru dis nze I love to love.Ela mwena mbagala nyoo kuba mbagala.Akuume God.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#10772
prettyd (User)
Junior Forum Member
Posts: 82
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Tenyonyolwa!! 1 Month, 2 Weeks ago  
Ohhhh Gavin, kano nga kasuffu banange!wamma awo waliwo eggumba!webale ka msg ako mukwano.
Akuume Yesu!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10784
garvin (User)
Baby Forum Member
Posts: 30
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Tenyonyolwa!! 1 Month, 2 Weeks ago  
webale muange JJ kwagala lwakuba oyagala. kiba kissfu. akuume God mazima.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#10785
garvin (User)
Baby Forum Member
Posts: 30
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Tenyonyolwa!! 1 Month, 2 Weeks ago  
Hey dear Pretty. webale kusiima munange. Ela egumba mazima olilabye mukantu kano.
Okwagala kyangu
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement