Yiiiyi bannange Jeena yagamba mbu akayimba yakawulirako mbu kati yadda wali. Naye nga tetumulaba awo ndaba batuusiba kiwaani ku the following day was a sunday
Ene we kanneyongereyo nga bwe neyongera okusuubira nti sebuto buto eyamulya anamutuleetera
Bannange mwekolemu omulimu omuntu waffe tumuzuule, abagenda okukubisa ebipande mwekutulemu nabagenda ku radiyo ne tivi.
Akuume
Eprettyd wrote:
QUOTE: Aaaaa baaba Jameerah,nze sinalya ku Queenieee yadde okumulabako ,abo abasirikidde awo emabega balabika be bamanyi gyali
katubafukumule ebibuto tulabe oba muvaamu Queeennie,
tusookere kwani?
Gavin, oba Mike?
Mukooki,oba ssebirimbo?hahaha
jj, oba fikema?
Alysha ,nandiki Emeka?
Meli, oba mumbejja?
Asto,Rambuka,ikingo,Dzed,Rambuka,mwenna ba connectors besimenye mannya tubasaba musimbe line tulabe ani yakwese Quennie kubanga wekituuse kitaaaaabuuuuuseeeeeeeee.
Ha ha ha leero Prettyd Wewaawo I am the chief Zike in the house naye nkadiye namannyo gawangusse, sikyalina mannyi gakwata era Ndye musaayi muto nga Queen. Nze nsubira search team yanditunulidde nyo abantu abakyalimu endas nga mwan muwala oyo anyenya ekiwato nga takoowa!! Ye gwe tolaba ne kukifanyi kyange nga nkaddiye?i