Start Here
Site Map
Radio
Listen Live
Listen Again
Programs
Family Sunday Show
JukeBox
HomeCinema
Video Gallery
Picture Gallery
Forum
ChatRoom
ClubConnect
Advertising Options
Community Issues
Some Useful Links
GuestBook
Contact Us
Presenters
Marketing
Administration
Webmaster
CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Forum
Threaded View
Welcome,
Guest
Please
Login
or
Register
.
Lost Password?
CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
FROM UGANDA WITH LOVE
Connect Kitchen
Your favorite kiganda food (1 viewing)
(1) Guest
Favoured: 0
Page:
<< Start
< Prev
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
Next >
End >>
TOPIC:
Your favorite kiganda food
Forum Tools
Post New Topic
Pdf
Show latest posts
#1209
saava
(User)
Senior Forum Member
Posts: 300
Your favorite kiganda food
1 Year, 1 Month ago
Nina emmere yamilundi mingi, naye ngeemu nga mulala yaginfumbidde olwebigendelako nti engalo zange kati zigonda nnyo tezikyasobola lubabu lwa ndagala zookya. Ntegeeza olutooke olubobedde nakanyama komuluwombo ngakamaze kkalililwaako, bwoova mu plactise ebintu bingi bikyuuka, lwenaddayo okuwummula okuva nga sili ka okumala emyaaka ekkumi mukulu wange, nga ngamba kunyiga mmere ngamubuuza nti lwaaki temugililawo? mbadde era mugenda gigaaya koyye vva "gundi mukuzannya nyiga emmere" nemugamba nti okuginyiga njinyiga naye mukimanye nti eno torture yennyini oba munagilya mpogola oba mutuuse okwesosola endagala mumannyo nganjinyize nnyo ngandiko nekibambulira kyendagala okunjokya akagenderere
Report to moderator
Logged
The administrator has disabled public write access.
#1217
kayanzi
(User)
Junior Forum Member
Posts: 91
Re:Your favorite kiganda food
1 Year, 1 Month ago
My favourite Kiganda food....
Balugu ku kyaayi omukalu kumakya.
Report to moderator
Logged
Ndi Kayanzi sibuuka na Nzige!
The administrator has disabled public write access.
#1220
JeenaJulia
(User)
Diamond Forum Member
Posts: 880
Re:Your favorite kiganda food
1 Year, 1 Month ago
Nze kubisoboza ne gyobyo kwensibila amapesa ga bulawuzi,zippu ya skirt nobuguwa bwengatto.
Report to moderator
Logged
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
The administrator has disabled public write access.
#1252
saava
(User)
Senior Forum Member
Posts: 300
Re:Your favorite kiganda food
1 Year, 1 Month ago
Owange Jeenjulia ebisobooza obilya kyamisana ,ejjobyo nolilya ekyeggulo oli vegetelian? oteekwa okuba nga gwo ssingayo obulamu mu bantu bonna .Naye nze nyongelezaako akanyama ko mukasaka ne muwogo ngotaddeko ova kkedo ,what the heck njagala buffet balugu, ekinyeebwa ekilimu akatiko akabaala, ejjuni gano ga bwayiise lumonde omuvumbike ,ebisunsa ,doodo, engege enkalilire ,kibaati, kyetutumula, akatogo ka muwogo nebinyeebwa akalimu ebyenda, akatogo kamatooke akalimu ebinyeebwa nomuzigo omuganda, ebijanjaalo ebifumbile mukasaka,muwogo omusiike ngaliko kamulali katono, abange mbateleddewo buffet mujje tulye nze nzikuse ate akafa omukkuto tekalaama ,musobola okwongelezaako ku buffet kyendeseeyo, ninawo nze wano bbwakata muleete ebyokunywa ebilala, mwanguwe kuba emmere ewola.
Report to moderator
Logged
The administrator has disabled public write access.
#1255
Kalibattanya
(User)
Expert Forum Member
Posts: 606
Re:Your favorite kiganda food
1 Year, 1 Month ago
Nze eyakava okukkola nga ndyoose nenkusangawo! Olinayo entula enganda ezirimu omuzigo ne tooke ebbobeze? Leero nno entula bwebeera eye kigagu! Ojja kuba ozze bulungi. Kati afuna yalya oba tusooka kwebaza?
Report to moderator
Logged
Love Conquers All
The administrator has disabled public write access.
#1260
luutu26
(User)
Expert Forum Member
Posts: 483
Re:Your favorite kiganda food
1 Year, 1 Month ago
SAAVA OTABUSE KATI ATE OTURETEDE MMERE NZE MUNAYE EMMERE YANGE JYENSINGA OKWAGALA MUKYERE NE NKOKO NGA ATE YALUWOMBO.
Report to moderator
Logged
The administrator has disabled public write access.
Page:
<< Start
< Prev
1
2
3
4
5
6
7
8
9
10
Next >
End >>
Forum List
FROM UGANDA WITH LOVE
Connect Kitchen
Board Categories
WELCOME / TUKWANIRIZA
... Announcements from Connect Uganda
... Introductions
... Rules of Engagement aka Forum Rules
...... How the rules were made.....
GENERAL DISCUSSION
... Buganda
... Miscellaneous (n'ebigenderako)
... Kimeeza!
ISSUES AT HAND....
... Uganda Land Policy Draft
FROM UGANDA WITH LOVE
... Broken News
... Life in the Diaspora
... Books You Must Read Before You.....
... Humour Corner
... Agnes 'a.k.a' Senga
... Job Postings
LANGUAGE, CULTURE, CUSTOMS - OUR HERITAGE
... Language
... Culture and Customs
... Olulimi Oluganda
...... Quotable Quotes
YOUR FAMILY SUNDAY SHOW
... Issues raised during the Family Sunday Shows
NOTICE BOARD
... Events Notice Board
... Announcements / Ebirango
CONNECT UGANDA MUSIC BOARD
... Ugandan Musicians / Artists
... What's your favourite song on Connect Uganda?
... Connect Uganda Videos
... Request a song for the JukeBox
CAN YOU CONNECT ME TO THIS PERSON?
... Would like to get in touch with.....
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!
You are here:
Start Here
Forum