Your favorite kiganda food (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: Your favorite kiganda food
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
Owange Meli onfukidde ekyambika nze kati Mike andabyeemu, ebyokufumba nabivuddeko dda kati ndigida nanyimba za Matiya Luyima ezili ku juke box ssidda muffumbilo nkooye okufumbila abatasiima, nekilala nina ogenda amangu kuba sagala kusigalawo kulaba baswankula ,
The administrator has disabled public write access.
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
nga ogyeko oluvutu lwenatamira obwenge mpmerwa nyo ovakedo nga ali kulumonde oba muwogo. ate bwebibabyakumakya lumonde kukyayi atalimu sukali naye nga wamata kisuka.
ebyenjanja ebibisi kulumonde olinza okweruma engalo bwoba osanze omufumbi omulungi.
naye nendaaggu ziwomanyo nga oziriddeko ebugga nga lilimu ejjobyo etono tono.
The administrator has disabled public write access.
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
Abaami baffe bamivule, mukimanyi bulungi nti teli kili sexy nga mwaami akutte ebyokufumba mumitaambo, tujja nobbawa eprons ezigamba nti dont upset the cheff kati kiyungu kyaani? BANDI, LUUTU ,CHAMU, ROBSTER ,TONTO ,PHAD ,OMUANA, ALIOSIOUS, mutele mutubulire naffe tubawe orders zaffe nadyagaddeyo ebindaazi mwami Bandi.
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
The administrator has disabled public write access.
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
Nze order eyange ya nsigo za ffene envumbike. Twaziryangako edda, naye lumu emu yayabikira mu ttaama lya kizibwe wange. Yagenda olwajijja mu kyooto nagikuba ettama amangu ago. Abakulu nebatugaana okuddayo okuzookya. Nnandiyagadde okuddamu okuziryako, nga ziriko nenyama ye mbuzi enjokye ku manda, n'akaleku komunanansi omuto. For desert, nendyayo entuntunu, nebisitaferi. Bwogatta ebyo olweggulo ggulo, kizibu obutasula ku kifugi.
Ayiisa Kuba Mwagale
The administrator has disabled public write access.
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
Eggolu evvumbike ddungi nnyo ku binyeebwa ebirimu ebyenyanja. Okwo tekaako nekikopo kya kyaayi owotujaani twaffe tuli otwedda otuli aromatic. Bwomala nga odda wali nga oleka akatuuyo kakuyitemu!
Love Conquers All
The administrator has disabled public write access.
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
kalibattanya nali njagalanyo eggolu evvumbike naye munange nze nga bwendilya linketta oba gwewasalanga mageziki obutaketta
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!