CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Your favorite kiganda food (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Your favorite kiganda food
#4497
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 258
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 10 Months, 1 Week ago  
Mumbejja tomanyi nti neyiyo nayo ewooma nnyo? Eba ebuguma bulungi, era ng'obutungulu obusiise bulungi. Ate oluusi ogenda nofumbirako ebisobooza, kale nga mukuwooma biyitirivu. Gwe ebisobooza byo oba wabikuza otya, kale bijimu bulungi, biwooma okukamala, ate nga birimu ssuppu muyitirivu. Ate mwattu bulijjo eyiyo bwemba njirya endetera akatuuyo. Kale kyenvudde njikusaba ojinfumbire mu katogo ndyoke njikubise ejjiiko naawe osiime, nti ddala omusajja ono awomeddwa. Nesunga ebisobooza ebyo, oyinza nokwongerako ejjobyo ne nakati.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4517
Bikolwa (User)
Junior Forum Member
Posts: 94
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 10 Months, 1 Week ago  
Banange!!! nange kati ate oba nkenenuka maluusu... ddala kino kijulo oba??
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4525
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1809
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 10 Months, 1 Week ago  
Maama Biikolwa nkwegayiridde towuliriza Tonto kuba muzibu nnyo kati fumintiriza ebigambo ebyo byogerebwa oyo ali mukafananyi
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4527
Bikolwa (User)
Junior Forum Member
Posts: 94
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 10 Months, 1 Week ago  
Owange so! Emmere bwetemukuse nga yeyulula empisa endala????
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4538
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 258
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 10 Months, 1 Week ago  
Munnange Biikolwa ekyo kijjulo kyenyinni ekiwedde emirimu. Anti naawe olaba bwotandise kukenenuka malusu. Omumbejja oyo tafumba aleruka. Wabula ggwe obadde ogamba otya - nti emmere bwetenzikuse nkole ntya?

Wabula oyo omumbejja ebibye byafumba tebiwooma birengejja, nebikunukkira nokukunukkira. Yaamanyi kyabiteekamu ng'afumba. Wuuyo mubuuze.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4541
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1809
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 10 Months, 1 Week ago  
Tonto ogwomubiri gwoyolesa sigwegwakuzimba gwokka yongera okwetegereza kuba olina imagination eri out of this world
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement