Your favorite kiganda food (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
|
|
|
TOPIC: Your favorite kiganda food
|
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
|
|
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
|
|
|
Meli enkoggo is an ox tail tombuuza muluganda omulala akuvvununile, ndowooza kyebava baguwa elinnya lye nkoggo kuba ddala oli okugamba nelinnya elyo nti kyafumbye oyinza omugamba nti mpa ebinyeebwa byemba mpuuta, olwo egyensolo endala bagiyita batya oba gwante yokka gwebalya?
|
|
|
|
|
|
|
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
|
|
|
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
|
|
|
Abakyala mulabirire emibiri gyammwe
NZE Vivian Nakawuki.
MBEERA Mukono.
MPOOMERWA akawunga ne mukene.
NKUBIRIZA abakyala okulabirira ensusu zaabwe kubanga balina zaabu.
Published on: Friday, 31st August, 2007
meli ndowooza gwe oli mu kiyungu order yiiyo
|
|
|
|
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 258
|
|
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
|
|
|
Bagamba nti alyeyanjula aliggulirwaawo. Vivian tusanyuse okukulaba. Akakeeka kaako tulira wano onninaane. Sembera eno. Ng'olina akagoye akalungi! Wakagula wa mama? Bannange ng'oliko olususu. Era ddala olina zaabu. Olususu oluliisa ki? Ojje ompeeko nange ndyeeko.
|
|
|
|
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
|
|
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
|
|
|
Tonto obuze nate wazze wano kuwaayo order yo so si kulega kumuntu yenna, ate ojja tugobera abagenyi era mpozzi olina kulaga bukugu bwo muffumbilo .Kati otutegekedde kaki anti bye tukuwa gwo oletamu bilala naye nze nzigya .onogila ompaayo kukatunda akanyogoga nkomawo
|
|
|
|
|
|
|
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 258
|
|
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
|
|
|
Sebo Omumbejja nkulindiridde nga bwogambye nti okomawo. Kyoyagala kyonna kyenja okukukolera. Omanyi mwe abambejja byemusaba byetubawa.
|
|
|
|
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
|
|
|
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago
|
|
|
Ahaaaaaaaaaa.
Kati kirabika amaddu mwenna gabawedde,abatumya ebyokulya balabika baweddeyo.
Kati nange ka njoye. Mukwano Meli mbadde nsaba nga bwokyali eyo mu fumbiro onkolere ku bino wammanga:
Nsabayo ku Katogo k'amatooke n'ekinyeebwa,nga mulimu entula n'akazigo akaganda(Ndimu olulaalolaalo lutono,kale nsaba akazigo kaleme kulwa ku kyooto).Okwo nja kwagalirako OvaCado oli owa kakobe,teekako ebisobooza n'ebigaaga.
Eky'okunya tofaayo nja kunywa ku ago ag'ensulo,ag'emugga,wabula toleeta agannyogoga ennyo,gajja kunnemya emmere.
Tonninza ennyo mwatu,ate tonseera kuba ndi muyala ddala.
|
|
|
|
|
|
|
Aspire to inspire before you expire
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
|
|
|
|
|
|
|