CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Your favorite kiganda food (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Your favorite kiganda food
#1262
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 3 Months ago  
Luutu munnange mbadde mu diilo nzeka ngankooye okweyogeza, kko nze lwaaki sifumbayo ku buffet osanga bannange banawuira akawoowo nebakomawo emboozi neegwa amakelenda .Naye owange oyagala enkoko yamuuluwombo kati omucheere tugusse mubox waggulu womuwumbo gwemmere kuba tetwagala guyingilimu mazzi.Naye mwattu welabiddeyo ekyokunywa mbadde ndowooza nti ozze ne ttonto.,
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#1277
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 3 Months ago  
Leero Saava kayenakuwaze neddiiro lyalimu yekka!! Zina! Ndaba kuliko CU internet radio! Ate bwomala werile ekijjulo kyo ekyo kyokoze. Nze nterekera mawogo ne ggobe eririmu akazigo. Nkolerawo nakanyama akookyeko nebakafumba nga kali mu matooke ge minwe. Desert, ebeere ya ffene owa nnamata, ne miyembe gya doodo we Kasubi. Amazzi ogajja mu nsuwa enyokeze, naye nga gayiseko ne mu fridge. Ne bijanjalo ebyempogola namatooke age mpogola ne kasooli omufumbe. Byeebyo byokka. Awo essaala eyebaza nze nja okujikoola.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#1290
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 3 Months ago  
Esaawa eno nandiyagadde sumbusa emu oba bbiri, eze nyama, ne namungodya emu, nakatunda akakamule mu mazzi amalungi. Oluvanyuma ndye ku mberenge eze mpogola ensiike. Tewali snack ewooma nga mberenge ezo!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#1350
Bandi (User)
Junior Forum Member
Posts: 188
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago  
Mputa with cassava. Chapati and vegetable sauce of beans with mushrooms, cabbage, paprika etc.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#1352
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago  
Mikwaano gyange abalungi ,kati ndaba munjooga bujoozi luli mubadde temundaba, kati mmaze okutandika okufumba buli omu ampa order ye, ngasiwuliddeeyo yeyama kujja kutyaaba nku oba okunsesezaako, ngate enku mbisi nzijja munsiko wano we bassenda shimon, kyemuva musaba ebintu ebingi bityo nga teli noomu yeyamye kunyiga mmere, nabategeeza dda nti akasusu kati nina kabili kaliiri nobugalo obugonvu tebukyasobola ssanja lyookya lityo . Ekilala Meli angambye nve mubyokwenakuwaza, nolweekyo kati byonna mbitadde, kubbali kati nsakata mibimba mwelabilire, naye agenda okudda mukifo kyange teyelabila okundetelayo kumapeera agannamata ,namatugunda ,namatungulu ,ne wujju kuba nze ku mmele ndilako ebibala mpozzi teyelabila nomugoyo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#1355
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Your favorite kiganda food 1 Year, 2 Months ago  
Kale wenakuwaze, owange. Wenakuwaze naye ofumbe! Nze leero njagala ebyenda byente mu bijanjaalo ebibisi nga mulimu nakazigo, ku lumonde akuumuka ate nga abobedde. Wujju ogenda kumujja wa, gwebatasimba? Hmmnh. Nze desert jagala ya musiba ttayi ne kikajjo ekya ggoowa.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement