Londa N'oluyimba Lwekirabo Ky'Ekisitaferi 2007 (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
|
|
|
TOPIC: Londa N'oluyimba Lwekirabo Ky'Ekisitaferi 2007
|
|
|
|
Re:Londa N'oluyimba Lwekirabo Ky'Ekisitaferi 2007 1 Year, 1 Month ago
|
|
|
Ate olwekiwuwunavu nga HOUSEGIRL olwa OBSESSION mbadde siruwulilanga! Bwabeera nga omukyala atudde takola waliwo emboozi menyumizibwa. Naye bwabeera nga akola nga naawe bwokola, kabe kasinge nokukusinga, ebeera mboozi ya kiwuwunavu nnyo. Kubanga ayinza okulaba nga otandikiriza house girl namugoba, anti yawandiika abakozi, na aleeta houseboy, nga amufaako okusinga ggwe bwomufaako,naye namweyagalira. Ababiyimba bakulira wa? Luno baluwe omusiri gwonna ogwe bisitaferi kubanga telulina kyeluzimba myooyo, terulina kyelugasa mu society.
|
|
|
|
|
|
|
Love Conquers All
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
|
|
Re:Londa N'oluyimba Lwekirabo Ky'Ekisitaferi 2007 1 Year, 1 Month ago
|
|
|
Oluyimba lwa Catherine Kusasira oluyitibwa WAFUUKA BIKADDE, nalwo nduwadde akalulu ke kisitaferi. Kaakano abantu bangi nnyo abawukana, singa bonna bbetandikangana ko entalo bwezityo, singa ensi eri mu ssematalo oba wakumeka! Abantu balina kuyiga kutunula mu maaso gyebalaga nakufuba kufuna nate ssanyu, okusinga okulowoleza mu kudda emabega nti balumye bebalekayo. "Mbu gwennafuna alina ne ssente okukusinga", nga byonna byaaki ebyo? Bannaffe abayimbi n'abalala abatunyumiza emboozi, bateekwa okwebuuza, emboozi zino lwaki nga zibeera zinyumizibwa. Sikumala ganyumya biboozi boozi bitalimu nsa.
|
|
|
|
|
|
|
Ayiisa Kuba Mwagale
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
|
|
|
|
|
|
|