Mbasaba mutusonyiwe ffe abayimbi mweyongere okusima emirimu gyaffe, Music Industry bwenegenda ekula tujja kusobola okusasulira abawabuzi kunsonga ezenjawulo nga ba SPOKESPERSONS, PRESS, FAN BASE MANAGERS, PUBLIC RELATIONS .....etc Ngaba International celebrities bwebakola.
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 3 Months ago
Hi every body,
Mbagala nyo banange,And thanks for your contribution on this fire board.I would like to take this chance to apologise to all the ones who claim Nti Newulira.Which is not true at all.Ng'omuntu nange Nsobya.Naye ate Lwaki nze ensobi ezange tezisonyiyibwa?Nange sili Malaika.
1...Eyagamba nti nafuuyira agantu sigala..oyo muteesi kubanga nesigala namuvaako dda!
2.Eyagamba nti nawoganira abawagizi e'london,Mubusa busa kubanga mazze ebbanga nga sijja London okujjako lwenalio ku party yange ate nga yagenda bulungi nyo.
3.Abagamba nti nwana bonna teri ayinza kujulira wabula okwogeza obukyaayi.Nze nja kusigala nga mpuuba bendera yensi yange Uganda.Nga sigweddemu manyi olwokuba Abe fitina Boogedde.
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 3 Months ago
Omuana, I didn't know you are a musician. I just saw you a couple of times or more parking down there at the entrance and was wondering why you weren't coming in! But as soon as you said what you do, I rushed off to the youtube to look for some of your music. Bannaffe mwebale kutukikirira! And thanks for being friends with Chameleon.