Sefrex,thank u soo much for throwing some light onto this issue infact now that u have mentioned it,i have now seen the root cause of Mugishas allegations.Ela nga yebweyakitute nti kyali kuye ela kyaluma yee kubanga nze sakilabamu ngeli yonna nti kyali kive,Queenie usually skips those names of people with avatars and its Mike who sometimes reminds her nti Queenie obusse gundi.. ela nzijukila nakyogelako ko nti pc ya Queenie elabika temulaga manya gaffe abalina bu jangu nkulye ku usernames zaffe.So it seems Mugishas case is different nti bayinza okuba nga bamwelabila bwelabizi naye olwensonga zosose okuwanula wagulu kubikwata ku byomu forum ndowoza Mugisha nakilaba nga gwebabodde.kale mulaba akantu akatono bwekasobola okuleta obuzibu mukitundu?Ela Sefrex wangala nga musolo kuba singa tobadde gwe ani yanditegedde lwaki munaffe omu ali mumbela gyalimu?Kuba ye abadde tali na ready kwanjala nsonga eno.Now that Sefrex otukubyemu torch am sure kigenda kolebwako ela ffena tudemu tubele bara bara.Mwebale kuteesa bantu baffe.
QUOTE: banange lets not pretend that we all don`t know were this came from ok
Ok Mike nsimye nnyo byonna byogambye mu last post yo. Naye ekilunji Kasika Sefrex Aze nalaga bulikintu nga bwekyali wadde buli muntu abadde agamba nti tamanyi. (Ate nga mumanyi) I really think nti mubadde munzanyila buzanyizi kubwongo. Ndowoza mwe mumpita musilu awedde emilimu.... OK Ekilunji sefrex agambye ekituffu nti
QUOTE: so i wrote a line to him that "Mike oziza omusango" and Quenie promptly red it to Mike
see? Kale mulaba bwemubadde munfulila ddalla omuntu atalowoza????? Ela sefrex alyose nojja kuba nandibadde nyigibwa nga mulowoza mumaze okunsilisa... nzowoza nebwenandiyogedde wade mbadde sigenda kwogela, mwandi'efudde abatabimanyi nemugamba ekyo tekyaliwo. nze mbadde nkimanyi bulunji nnyo nti Mukimanyi naye nga mwebuzabuza ela akoze bulunji buli kimu nakyogela. ate nga namwekenyini mwali involved ela nga abogelako. Ate mwana watu omusango still mubadde mugumpadde ok.... Sefrex Thank You Kati njagala ndabe how "allegaions" zange bwezili "baseless", ela nga bwezili "guilty consciousness" Ebintu mubadde mubimanyi, ate nga mwefulidde ddala abatabimanyi nako.... Wano silowoza nti waliwo okwetagisa okusoma mind yomuntu yenna. Buli kintu kyaali expressed out very well. wadde oyinza okugamba nti yekiki kyo? Ndowoza ela mubade mwagalila ddala to dispose me naye lwakuba Sefrex abyononye tebinakula. mubadde kati muntekako misango jingobya nti I am intimidating, threatening... Ndowoza ela nze mbamalidde eddembe lyamwe... nkimanyi wadde wanno ndiwo nga mwana mujja na nnyina, nze kyongeedde obutansanyusa! ate nensanyukila nnyo Sefrex!
After reading about what happened in the chatroom, I'm sorry to say, that disappointed doesn't start to explain my feelings. Is that all this kafuffle was about? Because a busy Mike didn't mention someone's name during the show? Well, let me jog some people's memories here, we, the mostly forum people, have been complaining forever, why the forum(note: the forum, not us individually) don't get as much attention as the chatroom, when we are here like 24/7 and the chatroom people only show up on sundays! We never said someone is trying in this way to get rid of us, or make a nuisance of ourselves.
I would also like to bring the parliamentarians attention to Omumbejja's complaint that she posted under the title, "Attention to Mr. Mike."
SSEBO MIKE singa oyitako wano noyamba ngobudde bukyaali,abantu abamu balowooza nti ate ffe abataasa ffe tulina ensoonga,so nga ate Mugisha yabakyankalanya, ekimeeza kiringa ekya Mugisha kuba wano kino yakifuula ttambiro lye e lya connect, simanyi oba web master amutya buti oba amumanyi bumanya ,oluusi ndowooza nti ate webmaster yenyini ye Mugisha. kuba wano eyaleeta ebyokwekalakaasa nga BIJJA mu mawulire bamugamba nti tobyogerako ebyo bisasamaza nokubisimuula nebabisimuula. Byo ebya Mugisha enkya neggulo ayita entalo , teri amugambako, ate ffe abazimugobya ffe bemusinzisa omusaango. . Yasooka kutuletera butida natugamba tusitukiremu tugende tulwaane kko ffe nti yiiiiyi na graduatinga ku mbukuuli, nti nabagambye mwanguweeko ozikwaata tulwaane kati wuuyo azze yebagazze ente aze nezisabasaba era tukyeremye , mumutunulira temumunyega.....
She didn't get this kind of responses as Mugisha is getting here now. Infact, she didn't get any. Not even from Mike himself or the Webmaster. And she still shows up and makes her entries.
I would also like to tell you that once I visited the chatroom myself and my name wasn't mentioned. Or, rather should I take it that you people were trying to get rid of me, since no names were mentioned at all in my presence?
Yes, at some point people said to Mugisha nti Twakoowa. The truth be said, whoever, Mugisha's himself included, doesn't understand why people are uptight, is been missing episodes. In certain situations, the best way to make people understand that you are not part of the problem but rather of the solution, is to handle them from the good side. I know Mugisha you are passionate, but you lack patience. And Like I've told you before try to place yourself in other people's shoes.
Kalibattanya told you once, that you expect people to tiptoe around you. I want to think that's not true, but just in case, please don't. I for one, isn't cut out for tiptoeing, don't know the first thing about it. Would rather shut up. So know this, we are all just working hard on our civility. And like she told you on another occassion still, be a good boy, that you are, sit down okiike nebanno in good spirit.
This is exactly what I replied to the ladies post in attention to mr Mike. Naye still nze nkilaba nti luno lwabadde lukwe naye telwabadde prosecuted til the end. Ate eyo message yenyini eya Omumbejja yemu ku ndala enkumu ezibadde zingoba wanno. ebilaga nti eno yabadde plan. Bintu binji nnyo lwakuba ebilala sisobola kubijjayo. Naye nze nsubila gwe wandikilowozezako. the latest incident just sparked everything. Nkimanyi bulunji nnyo nti wano silina voice. Naye nkimanyi musaba kimu nve wanno... Meli nze nsubila ebintu ebya side zombi bitunulile....
Wama Mr. Mike Nze silina aduuyi namuntu yena wano. Ela silina muntu yena gwenayombye naye. Naye abo abagala okuntanulako entaalo nga ate nze sagala kulwana namuntu yenna ela nga bwewatugambako emabega be bali mukuleta attention in the parliament. Mpozi ekilala kyenandi yagade buli muntu amanye, Nti sili wano kukola ffujjo. Naye ndabawo awo minority enesibyemu. Nze nsubila buli muntu yanditeseza ekimuli kumutima sosi ate kulaba nti omuntu mukifo kyokutesa ku topic eliwo, adaa mukubuza nti "Tubulile jewava...." "Daayo e'Rwanda...." "Byemubye bimala...." "twabakowa....." "Vaa mukuzanyila mululimi lwaffe..... " Ebintu ebyekika ekyo. kale ate nze bibadde bijja byogerwa naye nze nga sibitwala nga ekintu ekikulu ate nakati sijja kubitwala nga ekintu ekikulu kuba tebili important here. (nze nkusaba oleeme nakuboneleza muntu yenna regarding the above quotes... they are not important) naye still balabye nze nsilise nga nebwebagezako okunsuna nze nsigala nsilise, kati bagala ndowoza mungobe wanno... (Okusilika kumala binji... ekyo bajjaaja ffe bebakitugamba) Kale nze mbadde ela nga nkyagenda kukuma PEACE. abo abagala okuzimbulukusa nga ensonga, bebaja okujjangawo peace nze gwenkuma....
Mukumaliliza, Nze ndi open ela nkwatagana nabuli muntu yeena ali willing okwatagana nange, saako nga okutesa ku topic ezipostingibwa sosi kufuna oppotunity yakukozesa linya lyange okulaaga obukuku obuli kumitima jabwe. (obukuku nsubila bwandilagibwa ku posts zikolebwa soosi kulinya "Mugisha"
Nze wano ndi Peaceful ela silina muntu yena gwensalila musango nga abatuze abamu wamanga awo bwebakoze... Ate nekilala Mr. Mike, singa osalawo noongoba wano, oba nosangula posts zange zonna, Nze nja kukitegela ela sijja kukusalila musango gwonna. for the sake of being peacefull and allowing history to reappear because of my background, I will be willing to peacefully leave the palaamenti without further orders.
Mubeele bulunji Mwena Mwena.
Mbagala nnyo.
Mugisha
Please note, although no boardcode and smiley buttons are shown, they are still useable
Mhhhhh wonders will never cease to happen.Ebintu bilabika bivudde wala,kubanga kino ekyo mu chatroom nze ndowoza fena nebwetutakifako twakilaba nga ekitalimu nsaa ela nze okugamba mbu simanyi wat happened,i just cudn´t figure out nti ako akantu akatono bwekatyo kayinza okuleta omuntu okwekyawa bwatyo.Musese had a similar problem but he didnt react in that way instead yasalawo kwekalakasa mukimpowoze. Kati ate mugase mu nebyomu forum?Kati no nze kankitwale nti Mugisha´s dissappointment was God´s appointment, omuntu watukila okugamba mbu twakoowa aba naye alina ekimunyiziza so watever the case ndowooza Katonda yayagadde ne Mugisha afune ku feeling nga abalala gyebawulila mubuntu obwo obutono bwakola mubutamanya okufananako ne Mike kyeyakola mubutamanya kyokka nekikyusa embela ya Mugisha.I just cant help it but laugh at the mere thought of all this hookus pookus.
Ok.Sefrex thanx for shedding some light onto this. However, nze siraba nsonga eyinza kunyiiza muntu kutuuka ku ekyo!
If I understand correctly, and please correct me if I am wrong. The whole connect Uganda Family is at fault here, for marginalising and intimidating ericmugisha!(How, I am yet to find out)
FYI: Connect Uganda ye radio yaffe, etumalako ennaku n’ekiwubaalo,era ye Launge yaffe wetuwummulira after a long and stressful day, or a tiring night at work.
The last thing one wants is coming home to log on the Forum and stumbles onto this pity seeking baby, whining about lack of attention from the moderators!
Oh dear! Cummon be a man Mr.crybaby.
I mean let’s face it:-
We are here for a laugh and good times that many of us long for,and miss. And for the 1st time in so long I’ve seen jokes flying around here, and all in good sprit. (Though it is on record you (mugisha) posted a comment mbu ssebo ggwe tosaaga,and you wanted people to start taking you serious.)
You don’t have to take things personal if someone decided to disagree with whatever you posted, bearing in mind that some of the topics you tend to put up are political that not everyone would be willing to participate in.
Simanyi oba this is a ploy to attract attention, you know better. Though you have kind of succeded in sucking us of our precious juicy time posting nothing,other that this.
Naye ekituufu abantu bakoowu.
You do not honestly expect anyone to send you commiserations and shower you with buckets of pity kubanga Mike DID NOT MENTION YOUR NAME AMONGST THE PARLIAMENTARIANS KU Live show… or do you?
And you do not expect omuntu aleme kulowooza ku mukaddewe gwebalindiridde okutwaalako omudaala gwe e Nakasero, alowooze ku mugisha kubanga Phad yagaana okukkiriziganya naye ku kufungiza batandike okulwanira Buganda!
Nandiki tuleme okulowooza ku baganda baffe abali e Gulu abafiira obwerere tudde ku ericmugisha atasaagasaaga!