mulirwaana atiribiza ebbina (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: mulirwaana atiribiza ebbina
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
mulirwaana atiribiza ebbina 1 Year ago
Banange ono omwami simanyi linnya lye naye mukamuliranwa eyajja okwebbila kumatooke agali ga gadangiraawo laba nyinigo bwamukwaata lubona, omukyaala nasalawo mbu amusasulemu nkangala, kwegamba nyinimu ye abe nga yasituka addawo ,kyokka mbu yali akyamuwunzise nga mulengeza ebugwanjuba nenyiniye weyabagwirako, webyagweera nga bamusibye kyokka eyamusibisa naye nakakkana kumukomusibe yegweera mbu anti aganza mukomusibe nolukono asimba . omusiibe agenda okuva mu mbuzi ekogga yasanga eyamusibya naye bamugabila byaalo kabe kasinge nolusuku lwe balutwalilamu mu bya mugabirwa ekyo kyetuyita olya nange bwendya yemmere ewooma
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
The administrator has disabled public write access.
Re:mulirwaana atiribiza ebbina 1 Year ago
Ogamba Mukyala Neighbour wa Kapale? Olwo nga nze sirumanyi lwogamba, oyinza okulufunako ebisinga naffe netulabako netunyumya ku mboozi eno erabika nga etaba bulungi!
Love Conquers All
The administrator has disabled public write access.
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
Re:mulirwaana atiribiza ebbina 1 Year ago
oluyimba luyitibwa muliraanwa naye telurina linya aluyimba kuliko artist naye lwo lwakabi mpozzi Mike yanalututeera mu jukebox kuba tomanya lwalussaako songa eri mu jukebox oluzanya essaawa yonna jobeera oyagadde.
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
The administrator has disabled public write access.
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
Re:mulirwaana atiribiza ebbina 1 Year ago
Nze luno oluyimba lumbuze ku YouTube. Ndowooza abantu kati YouTube bagyekengera, nti abamu bayinza okuba nga basitulako ennyimba. Kubanga wandibadde kifo kirungi nnyo kya kwelanga, lwaki bangi tebakikozesa?
Ayiisa Kuba Mwagale
The administrator has disabled public write access.
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 120
Re:mulirwaana atiribiza ebbina 1 Year ago
MELI nyabo,OMUYIMBI YE KIBIJJIGILI NDOWOOZA. NAYE SINGA WALI GWE NGA GWEBAKWATIDDE MU LUSUKU NGA OYUNJA ENKOTTA ZOOTASIMBA,WANDIKILIZZA OKUSWAZIBWA NGA,ATE OLINA EKYOBUTONDE KYO? GWE ATE NYABO EKITAGWAAWO,OBA EKITALYA MERE?
The administrator has disabled public write access.
Re:mulirwaana atiribiza ebbina 1 Year ago
Oyo omukyala bamusanga nga yali mwangu kubanga bulijjo omuntu bwazza omusango tekiteegeza nti alina kweyambula ngoye bigwere owo. Telyali bbina lyoka lyeyatiribiza nobutamanya bwalimu kubanga silimu ono atutte abakulu nabato gwe era nga oyilatila ngaweyambula ngate ekibi kilawa okukila engoma olwenkota yetooke ebiddilila kukeberebwa ngabakusanga wayiwadda. Ebbina nenkota yetooke tebikwatagana guli gwalimusango bandibadde batwala wamuluka ngamaala musango .Oluyimba lwa Kapere nalwo luyina kyeruyigiliza abaami abaleeka bakyala babwe awaka ngabalowoza nti besimbu ekibi obwenzi bungi nnyo munsiyattu era tulabye nnyo nnyo kubanga nabaana batandiika okwegagula kubuntu obutono ennyo ebivaamu sibilungi nakamu kale mwe abaami munywere eri balilanwa ensonyi tekyali zagwaamudda.
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!