|
Leka mbawe ku example y'omu bible; Yusuf yali semwandu, eyalina abaana abakulu. Mukama gweyalonda okuwasa Maria, embereera eyemyaka ekkumi netaano, alyoke abeere omukuumi w'omwana Yesu.
Sigamba nti guno omukwano gwa buli omu, naye waliwo abalondemu, nga bbo kibajjira naturally. Ekyo kyengamba tuyige okukireka, tuleme kukitagaza.
|