The Funniest Thing About The Family Show 1 Year, 3 Months ago
Every sunday on this Very Happy Family Show, I feel a smile growing on my face when I hear people calling in to send greetings to people they are sharing the coaches with at that very moment. Reminds me of the first day myself and my cousin sis bought our first mobile phones and we'd call each other."Did you page me?" "Okay let's go." And we'd both be sitting in the same sittingroom. His boyfriedn would frown and say, "Amaalo!!" What he didn't understand was that we had this mobiles, that we were so desperate to hear ringing.
The Funniest Thing About The Family Show/IN LIFE 1 Year, 3 Months ago
ABANTU ABAMU BAGULA ESSIMU JUST BECAUSE THE BAND WAGON EFFECT,WHAT THEY DO IS TO BEG PEOPLE TO CALL THEM JUST TO SHOW-OFF. NAYE NZE NINA MUKWANO GWANGE KU COMPUS MAKERERE,LUMU NGA AFUNNA PROGGIE,MWANNA BA GIRLS NGA BAYINGIRAWO MU KA ROOM KE MU NSIBILWA,YALI YAGULA TRAY Y'AMAGGI(EGGS)KAKATI OKUBASESSA,THIS BOY WAS SMART NGA YAYASSA BULUNGI EBISOSONKOLE NAALYAAMU EGI NAZAAWO BULUNGI EKISOONKO MU TRAY,KATI WHEN THESE GIRLS CAME IN,HE TOLD THEM TO FEEL AT HOME AND HE LEFT TO BUY SOME KATOGGO, THESE GIRLS LITE THE STOVE AND STARTED TO PICK EGGS ONE BY ONE,NON OF THEM HAD ANY CONTENT INSIDE, SO THEY DECIDED TO TURN BACK THE EGGS ON THE TRAY BUT WITH THE HOLES FACING ON TOP.... IMAGINE WHAT HAPPENNED WHED KABWEEJUMBILA CAME BACK???????
Re:The Funniest Thing About The Family Show/IN LIFE 1 Year, 3 Months ago
Nze ndowooza buli maka gaba neline kkumi kati omu ku bo mumaka bwayitamu nga tumira naye bano abalala, baba bakyakuba era bebayitamu kati ngabuli omu atumira munne mukisenge ekilala mpozzi neeri famile endala era egenda okuyitamu ,ngeeno famile esooka ettadde essimu. Nze ndowooza ngabwebakikoze for two years Mike yandibadde takyabagamba nti tumilako ssebo oba nyabo ,singa abakwaata kulutambi kati oli oluyogera erinnya lye ngajjayo olutambi kuba era aba kussimu byaaba agenda okwogera , ngeekyo kyakola nti nze gundi owejindi yii mwebale tuwereza mazima tulinga abali eka kati ye nabaddamu nti "ssinyo nnyabo"Naye owange Kalibattanya silowooza nti kino eriyo omulala eyali akilowozezza , anti kati otuuse otugobya mu paliament
Re:The Funniest Thing About The Family Show/IN LIFE 1 Year, 3 Months ago
Meli yeyabileese, oba anooya ki simanyi! Naye nyinza okugamba nti kati abantu tabakyayagala naku connecting-a direct. Kibasingira oku connecting-a nga bayita mu CU radio. Naye ate nendowoozamu, nti oba abaami nabakyala abatumiragana babeera bayombye mu nju, kyebava bongeza CU radio, nebabatumirira okwo, babagambe byebatya okubagamba face to face?
Re:The Funniest Thing About The Family Show/IN LIFE 1 Year, 3 Months ago
Kalibbs ne Omumbejja mwegendeleze kubanga eno twandigiyita ennuggu.Eli family show,abantu tubaleke bemale eggoga okujjako nti nze ntandise okulowoza nti essimu ya ba Mike eli "user-friendly" bweba tekumanyi tomaala gayitamu.Muna parliament omu yandagilila ka card kakozesa naye ebyange bikyaganye naye sigya kugwamu manyi kuba nkimanyi nti kiliba edda nange nempitamu nentumilako ku mukutu gwafe guno ogwa CU (mark u not Church of Uganda)but Connect Uganda.