Nyinza ntya okwerabira omukyala omu eyatumira ba SPARE TYRE bonna?
I laughed myself silly, that i almost rip my ribcage nga nfa enseko!
Kirabika ono omukyala kyali kimuduguda, oba kyali kituseewo nga ku Monday, naye era nga alinda Sunday, akube akasimu ku HAPPY FAMILY SUNDAY SHOW, alyoke atumire banne abo! The dedication was equally fitting!That was hillarious
LOL
Ate ono owa 2 weeks ago, eyatumira BA EXPERT mu kuwalana, mbu ye yawalanako for 2 days nga tabisobola n'abipowa!
Oh dear...Connectuganda Family Sunday Show is wow!