Nassaza ndi sure nti oyo abeera sessaza. Kati oli kabejja ne kabiite ndowooza bbo bali uni-sexual. Ogamba akasiriikiriro akali so loud kekatutte Mike emisinde? Naye okuva ddi naddi, mu buli ggwanga abasajja bebakuuma ebisenge bye kibuga. Nate ensonga eri nti, ebisenge by nyumba Buganda bye bika. Come on guys , talk to us!!!
Nawe ngatonayita baami abakyaala baluwa at least nga bwetutaafuna mukisa naffe kwewanako nti omukyaala gundi yali mugagga nnyo, ngasobola nokuyimilizaawo abaami bonna beyalina, tusobola kati okkubaganyaako how it would have been, trying to make this farm work. Nze ndowooza abaami tebalina idea what we are talking about, simple just the opposite of what used to be or still going on.
You seem to be having too much fun for people whose clan walls are collapsing onto them. But if I see a woman doing what you are talking about, I'll trade my trousers for a mini skirt.
Always a winner! Eh? But your other half would right now like to see you people win at putting those clan walls back up. We are not asking for too much, we want it all back up!